0:00
3:02
Now playing: London

London Lyrics by Ava Peace


Ye ye yeee (ava peace beibe)
Ye ye yee
Tns majje ga amin
Ye ye, ah

Ba fake friend gyoli line up
Nga bankotoggera okukikuba
Ne beerabira nti kirungo kyawera
Kati laba tebanzija mu camera
Ogalembeka ogalinnya gyegava wabaaki
Toyinza kufuna nga oyolesa bukyayi
Wooli kati ejj0 we nabadde
Nakola nnyo laba mukama ansitudde

Mujja mugambe nti tusiima abaatulera
Ddalu twakola nga be babuulirira
Singa ssi bbo singa ensi kibooko
You see me now going continental
Ooh tusiima mwatulera
Love you jajja mummy ne ba senga
Singa temwasaba singa ssi kukuuta maviivi
Singa siri wano mwe mundaba ko

Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba london
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba ye!
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba london
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba

Create up the way, create up the way
Ffe tumanyi gye tuva get out the way
Get out the way, create up the way
Ffe tumanyi gye tuva get out the way

Eno true story tetunyumya biboozi
Ne bwooli olinayo gw'osiima mugambe
Nti mummy nkusiima ne daddy nkusiima
Mwebale kunzimba
Jeff Kiwa mugambe
Nti tusiima abaatulera
Ddalu twakola nga bebabulirira
Singa ssi bbo singa ensi kibooko
They see me now going continental
Ooh tusiima mwatulera
Love you jajja mummy ne ba senga
Singa temwasaba singa ssi kukuuta maviivi
Singa siri wano mwe mundaba ko

Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba london
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba ye!
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba london
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba, ye eh

Ba fake friend gyoli line up
Nga bankotoggera okukikuba
Ne beerabira nti kirungo kyawera
Kati laba tebanzija mu camera
Eno true story tetunyumya biboozi
Ne bwooli olinayo gw'osiima mugambe
Nti mummy nkusiima ne daddy nkusiima
Mwebale kunzimba

Alexa mugambe
Nti tusiima abaatulera
Ddalu twakola nga bebabulirira
Singa ssi bbo singa ensi kibooko
They see me now going continental
Ooh tusiima mwatulera
Love you jajja mummy ne ba senga
Singa temwasaba singa ssi kukuuta maviivi
Singa siri wano mwe mundaba ko

Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba london
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba ye!
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba london
Ndididida ndididida ndidididandan
Luliba lumu nga naffe mutulaba, ye eh



About the song "London"

"London" is the first and title track of Ava Peace's "London" EP. It was released on December 24, 2024 through TNS.


Song Tags

TNS / Brax