Mukwano Arcade Lyrics by Ava Peace ft. Vyroota


Vyrota
Looking straight to the moon
TNS
Ava peace baibe

Ffe eno mu arcade gyetusiba
N'omukwano gy'ogusanga
Tetusosola mu mawanga
N'abasama gy'obasanga eyo
Eh, eno tunyumirwa kuffa
Eva tuba mu couple
Babiri babiri ffe twata mukago
Ndayira, mu maaso ga nyabo
Ono simuta mukama yampa kirabo

Kyova olaba nga lw'oba tokoze emisana mbeerayo
Mbeerayo, mbeerayo
Era lweziba zibuze mukwano mbeerawo
Mbeerayo, mbeerayo

Abanoonya nemumbulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade
Abanoonya nebambulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade

Ffe eno gyetusangwa abasoga n'abaganda
Nga munno omwagala
Nsaba omutimbe ku zi banner
Nsaba naabo abatukyaawa
Mukama sonyiwa gwe tobakyaawanga
Bayite ku Mukwano
Balabe bwetu bossinga
Nga twasubwa
Baligamba basubwa
Kumbe mu mukwano baaloba
Eno tunyumirwa kuffa
Bulamu bwanyuma kuffa
Eno ku kazimbe gwensula
Mbeerayo, mbeerayo

Abanoonya nemumbulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade
Abanoonya nebambulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade

Eno mu arcade gyetusiba
N'omukwano gy'ogusanga
Tetusosola mu mawanga
Ne ba Jeff gy'obasanga eyo

Kyova olaba nga lw'oba tokoze emisana mbeerayo
Mbeerayo, mbeerayo
Era lweziba zibuze mukwano mbeerawo
Mbeerayo, mbeerayo

Abanoonya nemumbulwa
Munsange ku Mukwano Arcade
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno ku Mukwano Arcade
Abanoonya nebambulwa
Munsange e Munyonyo ku Shell
Ah aah ndi wa bbula
Ndi enno e Munyonyo ku Shell