Am not gonna go
There'll no struggle (Ava Peace beibe)
Nkuyagala (Wagwan) gwe buuza muko (TNS)
Mutima gwange kale oguleetako ebisago (Bassboi)
Yeah
Omulungi wakuno
Selu-selulungi wakuno
Boy I wanna let your body know
Ntegeera ntegeera
Sikuleka wano
Leero nzize n'ebyenjawulo
Ebyange byenkolerera bibyo
Byonna bibyo
Nze njagala nzije nku romancinge
Let me be romantic
Vva ku byokola mukwano
Sooka ojje
Let me be romantic
Njagala nzije nku romancinge
Boy let me be romantic
Vva ku byokola
Leeba sooka ojje
Let me be romantic
Yooya ky'oyoya tewali kigana
Daddy ku bank yo buwumbi anna
Kasimu nkakuba bwe nkwetaaga
Tewali kigaana
Kati laaba byentandise
Nerese gyotampise
Netumye byotantumye
Romance tebagikuseera
Oh oh I love you my baby
Oh oh nkwetaaga daily
Oh oh spend on me baby
Eh eh!
Nze njagala nzije nku romancinge
Let me be romantic
Vva ku byokola mukwano
Sooka ojje
Let me be romantic
Njagala nzije nku romancinge
Boy let me be romantic
Vva ku byokola
Leeba sooka ojje
Let me be romantic
Yeah
Omulungi wakuno
Selu-selulungi wakuno
Boy I wanna let your body know
Ntegeera ntegeera
Sikuleka wano
Leero nzize n'ebyenjawulo
Ebyange byenkolerera bibyo
Byonna bibyo
Am not gonna go
There'll no struggle
Nkuyagala, gwe buuza muko
Mutima gwange kale oguleetako ebisago, aaaaah!
Bagamba enjaga ekubba nyo
Naye gwe ogisingako
Bufananyi onkubira bu pose
Nze njagala nzije nku romancinge
Let me be romantic
Vva ku byokola mukwano
Sooka ojje
Let me be romantic
Njagala nzije nku romancinge
Boy let me be romantic
Vva ku byokola
Leeba sooka ojje
Let me be romantic
S.K.I.E.S
Ma Voice
•••