Wewawo (Ava Peace beibe)
Ndayira ŋŋamba wewawo (T to the N to the S)
Wewawo
Ndayira ŋŋamba wewawo
By the way by the way
Walayi ndayira yegwe taano
By the way by the way
Lwesikulabye nfuna hiccup
Nze bano abaana nabagamba
Love yo emenya minzani
Tebabiyita bya katemba
Okukwagala ye nze ani
Egaali kangiwendule
Oba ntumye ne wembly gwe
Mukwano gumbunyebunye
Love yo ensuza ntamide
Buli lwenkulaba ndayira ŋŋamba wewawo
Tokyusamu gyetulaga ndaba nga wewawo
Mpomerwa omukwano gwofumba (wewawo)
Oli mukugu oli kakensa (wewawo)
Ah ne maama yaŋŋamba (wewawo)
Wano wenkutte alabira ddala wewawo
Ehh, lwaki tonteeka munda yo
Omutima guteeka awo munda yo
Lwaki tontwala munfo zo
Nze njagala kuba naawe munfo zo
Love gyolina bulwadde
Nze nakulwala nga kilwadde
Lumu olinsanga nziyidde
Ng'omukwano gunkubye ntamidde
Ogenda nononooza
Buli wemba nononooza
Nze ŋŋenda nno nendowooza
Bakunoga ku kimuli kya Rooza
Buli lwenkulaba ndayira ŋŋamba wewawo
Tokyusamu gyetulaga ndaba nga wewawo
Mpomerwa omukwano gwofumba (wewawo)
Oli mukugu oli kakensa (wewawo)
Ah ne maama yaŋŋamba (wewawo)
Wano wenkutte alabira ddala wewawo
By the way by the way
Walayi ndayira yegwe taano
By the way by the way
Lwesikulabye nfuna hiccup
Love gyolina bulwadde
Nze nakulwala nga kilwadde
Lumu olinsanga nziyidde
Ng'omukwano gunkubye ntamidde
Bayaaye kambawendule
Oba ntumye ne wembly gwe
Mukwano gumbunyebunye
Love yo ensuza ntamide
Buli lwenkulaba ndayira ŋŋamba wewawo
Tokyusamu gyetulaga ndaba nga wewawo
Mpomerwa omukwano gwofumba (wewawo)
Oli mukugu oli kakensa (wewawo)
Ah ne maama yaŋŋamba (wewawo)
Wano wenkutte alabira ddala wewawo
Wewawo (Big Davie to the World)
Wewawo
Wewawo
Wewawo