Omukwano gw’ewala ah Long distance love Guno omukwano gw’ewala ah
Okuva lwe wagenda ah Nsiiba nkuloota yadde wagenda kuyiiya ah Kimanye eno gyendi ah Wafuuka ekirooto Muli nze kye nfuna nensisimuka Era nkubanja bino nkumissinga wandoga olulala Oli my one diet Bu message obusindika I don’t delete Babe nze wooli I can’t cheat Nebwekuba kusonda I contribute
Missing bu selfie buli bwe twekubanga saabusangula Now I feel the case bwonna bwe twekubanga gwe eyawangula Bwe nkukubira obeera busy Kyokka naawe bw’onkubira nze mbeera busy eno Omukwano tugufuule easy Nze bw’onkubira nkukubire Tuve mu bya busy eno Oli my one diet Bu message obusindika I don’t delete Babe nze wooli I can’t cheat Nebwekuba kusonda I contribute
Okuva lwe wagenda ah Nsiiba nkuloota yadde wagenda kuyiiya ah Kimanye eno gyendi ah You’re di one I call you my only one Nze buli lwe nkunoonya sikulaba ng’ondi wala