0:00
3:02
Now playing: Movie

Movie Lyrics by Tip Swizzy, Feffe Bussi, Fik Fameica


Artin Ono mmulaba mu ssineema
Eh eh kyewuunyisa nnyo gwe nnanyooma
Fresh Bwoy, Maswaga, (baddest)
Small Raper Jahlive more fire
By Tip Swizzy & Feffe Bussi:
Movie (year) (okategedde)nkulaba Ku bipande
Movie yiyiyi, mbeera nkwesunze (year year)
Feffe Bussi:
Kano katandika butandisi
Tuli ludda wa wa Artin Ali nice (fire)
Kalinga Titanic nga nze Romeo ggwe Juliet Ku panic
Nga African vampire (Wulira)
Nkulaba Ku bipande onzita
Tip Swizzy:
My body is hot ndi Ku kyokya (fire)
Ndi Ku kyokya (fire)
So slim wakula otya (baby)
Wakula otya (baddest)
Ono omwana Ali so nice
Anyumira nnyo ne bunight
Alya chips ne rice
Oli muka super dice
By Tip Swizzy & Feffe Bussi:
Movie (year), nkulaba Ku bipande (year)
Movie yiyiyi, mbeera nkwesunze
Movie, nkulaba Ku bipande (Fresh Bwoy)
Movie yiyiyi, mbeera nkwesunze
Fik Fameka:
Baby bayaaye banjerega
Nfuse Ku kkubo nga Abiriga
Mememe nga ekiriga
Hee kati mmulaba Ku TV
Yafuuka wa maanyi kyekinga CV (kebera)
Binayigeriya Ono Genevieve
Jjukira nfukamidde Ku maviivi
Begging you never let me please never leave me (baby)
Tip Swizzy:
Tulututtuutu
Ommalako ennaku
Tulututtuutu Like a movie you're such a beauty
By Tip Swizzy & Feffe Bussi:
Movie (year) nkulaba Ku bipande(year)
Movie yiyiyi, mbeera nkwesunze
Movie, nkulaba Ku bipande
Movie yiyiyi, mbeera nkwesunze
Feffe Bussi:
Ono movie star Bali magi
Alinga Snoop D.O. double G (eh eh)
Bali babuuze Bali Ku ki? (Bali Ku ki?)
Mbu ba star baali mu firimu ki?
Mpozzi nga beebaazannya Anaconda
Nga director yenze slim slender
Ono movie star si pretender
Ebya calendar y'alina tender
Fik Fameica:
Year
Kituufu ekyo Feffe (woo)
Nnasazeewo ky'asaba bakireete (okitegeera)
Ssitya loss ndi mwana w'e Kawempe
Baby yenna akukwatako muloope
Yeah nnabuuzizza Maama
N'angamba tolina wewakyama
Araphat ye agamba wataama (eh eh)
Bw'akusanga mu ssineema Ku Salaama
Tip Swizzy:
Ono omwana Ali so nice
Anyumira nnyo ne bunight
Alya chips ne rice (ebya ddala?)
Oli muka super dice (maama)
By Tip Swizzy & Feffe Bussi:
Movie (year), nkulaba Ku bipande (year)
Movie yiyiyi, mbeera nkwesunze
Movie