0:00
3:02
Now playing: Who Is Who

Who Is Who Lyrics by Feffe Bussi


FBM
Dr. Powers on the beat
Feffe Bussi
A Powers on the Beat
Massive on the street
A Zai Music
Yo this is not the usual music
Uganda Kampala
Rappers are finished, finished

Take over
Break is over nigga
Best emcee yenze all over
Eno just bemeaning
Demeaning
Demeaning muganda wa beginning
Kano ssi kaakunoonya attention
Publication
Nomination
Kano ka lesson ka generation
Ssi ka beef session
Ndi vegetarian
Sensitization
Nzuukusa nation

Wamma Power check mic one two
Check mic check mic one two
Wamma Power check mic one two
Leero katumanye
Who is who?

Zino mpaka toleeta boys ku men
Pencil ku pen
Nkomyewo n’era again
Mbadde small weight
Kuva nga ndi eight
Nkikuba straight
Nga Tyson mu eighty eight
Mu rap yenze mwami
Nze UPDF Army
Nsesa ba baby
Nzinisa ne ba lady
Bangi abatanabuuka who is who
Ky’ova olaba I don’t argue with fools

Banninda nga result za siriimu
Nga batiddemu bonna emitima tegibaliimu
Kano nze nkaggye mwana na ku mwoyo
Ba rapper banaakaggya wa?
Egyaabwe baagiwaayo
Bano bafuka
Kyokka ate bbo tebaanika
Kati ky’ekiseera nange mwana okubaanika

Ono Fik makanika eyaakatandika
Oil yamuyiika mu mutwe alabika
Abulako kimu, ovulo yokka
Musse wansi w’emmotoka mugambe tandika
Nanoonya ky’akola
Nkikoppe njige
Nalaba nyambala, ng’ate nayo y’aba gay
Sibonga naye
Sheilah Gashumba mubonge
Honourable ankubira kansooke mpickinge
Ebirooto bye bya kufuna photo na Wizkid
Ebyange bya kuzimbira weerera ba street kid
Waliwo ono eyasuna ente n’agitta
Muwadde thirty two mu mpaka z’okuloota

Gravity mu Hip Hop tolina seat
Totuula mu beat
Mu mutwe olinamu tint
Kya nnaku tebaggema
Kya nnaku olinga enkima
Kya nnaku blood ne rap zo zicuuma
Silaba lwaki ennaku yo ogikuba flash
Mbu olwo tukusondere tukolere car wash?
Sikukankana ne Zuena tomufaanana
Sikuwalana gwe ayimbye ampalana
Nze eyakuwandiikira ennyimba ennungi z’olina
N’endala nyingi ze nakuwa n’oyonoona
Nakulaga bright future wandaga b***a

Kati ntudde ku ŋŋoma era nkimanyi onfuna
Eno ssi bbaluwa sisuubira kunnyanukula
Reply at your own risk bw’oba osobola
Seegomba six pack
Neegomba 2 Pac
Nga Waka Flocka ku track
That’s how I rock
Ku school nze eyawaandisanga chalk
Anti nze teacher eyagabanga work
Kati mugamba if Feffe did it
Why can’t I mbu mbu also did it?
Then everybody did it

Mwe ba rapper lwaki mwana muva ku beat?
Nze sifuddeeyo oba okiyita nnugu oba buggya
Nze bw’ombuuza nkugamba rap ze nfujja
Gwe Rapper ateewulidde sinakutegeera
Bwemba nali nkumanyi nakwerabira era
Mukama yeebazibwe