0:00
3:02
Now playing: Victim

Victim Lyrics by Fresh Kid


In the name of the Father
The son and the Holy Spirit
A Fresh Kid Uganda
De Texas
Eno Beats

Buli lwe muneneŋŋana
Ne musikaŋŋana
Fresh Kid still
Am a victim
Mister Talanta yanguwa wano
Nkukubira tokwata
Yeggwe eyatandika bino
Am a victim
Oli mukulu nnyo mu kino
Yeggwe nsonga lwaki
Mbakubyemu ne kano
Am a victim
Mukama nnyamba nnyo ku luno
Yonna gye biggwera
Nneme kubeera nga
Am a victim


Yo, it wasn’t my intention
Saagala nnyo nakubateeka ku tension
Fresh Kid kunze talent ngiyita vision
Naye ndaba nga fruit egifuukidde poison
Talent ssi prison
Njagala genda maaso nnyo nnyo nga lotion
Okay, gwe Mister Talanta oliwa
Onnyonyole eggwanga?
Nti oli wa ntondo nnyo
Bwe batakufaako ogwa
Ne Mister Education
Am calling your phone
Okimanyi nina mission
Bwe mba mu depression
Mbeera nkaluubiriza banno ba Mister Lesson
Am your son
It’s a big concern

Mister Talanta bakunoonya mutala ku mutala
Nze byonna by’onkoledde
Ne kye nkuwa ne kimbula
Lwakuba waliwo eyo abakucupula
Mbu abafera ennamba yo
Ba victim mu kye bakola
Nga bwe mukwatagana ne Mister Education
Temwevaamu mubeere wamu mu nation
Saagala victim mulala mu generation
Muwulire eddoboozi
Mujje tugatte emboozi
Nze ndaba nga ffe abakyali ku Front Page
Ekitabo kya fite (50) kisome paka last page
Nze ndaba ng’abali mu kiyuzaamu empapula
Kinnuma kuba ze bayuza zensinga okwagala


Mukama nkimanyi yonna gy’oli ompulira
Byonna ebigenda maaso nkimanyi obilengera
Nsaba nga bulijjo ne leero tondekerera
Nteekaako omukono gwo
N’ekisa kyo gye njolekera
Sijja tuula ng’amata gabimbye bwe gayiika?
Bweganaakalira ne gaggwa
Mu sseppiki oba ebbinika?
Mba ntuuse ogisiiba sinakindi ogisula
Ky’ova olaba nvuddeyo
Mbeeko ne kye nkola
Sijja kubeera victim
Kambeere survivor not a victim
Nandibadde nsirika buli kimu ne nkireka
Naye ate future mbeera ngiziika