African sound Kampala to Ghana
Nairobi tayari Dar-es-Salaam to Mali (yes)
New York to Carli then we’re back like Kigali
Jaagaana jaagaana (aaah)
Oh jaagaana (eeeh)
Jaagaana jaagaana (aaah)
Mwana w’embuga jaagaana (eeeh)
GNL
Jaagaana jaagaana (aaah)
Mungu ng’akuwadde jaagaana (eeeh)
Jaagaana jaagaana (aaah, eeeh)
We’re a Swahili nation
In celebration (yes)
Attack my brothers, we attack no hesitation (raaa)
Marcus Garvey, Malcolm X our inspiration (yes)
Love to see a black nation
One day in unification (ah)
African-American (what?)
American-African
Afro-European that live in Afro-Latina (ah)
Caribbean, Jamaican
We’re all Africana (yes)
Black, green and red ye flag ye bandana (ah)
Kano ka bajjajja
Kano ka bassenga (yes)
Kano ka bakojja, abajjwa n’abaana bo mu lujja (anha)
Kano ka ba hustler (anha)
Mukama baasaasira
Abakola n’amaanyi ne bateekamu essira (abo)
Abaana bo mu kibira (yes)
Abayambala tangira (anha)
Kati Champagne n’omuchomo bye beekatankira
Ebyana ebinyirira
Bizina bwe bikkirira (haha)
Dollar, Naira, Pound, Dirham ne Shilling (oh)
Round ne Naira
Yeffe ba dealer
Yeffe ba realtor
Ba real estate investor
Kyapa ku buli continent mbuuza ani aluleeta?
Tuwe round Uganda bajaagaana as soon as we enter
Jaagaana jaagaana (aaah)
Oh jaagaana (eeeh)
Jaagaana jaagaana (aaah)
Mwana w’embuga jaagaana (eeeh)
Jaagaana jaagaana (aaah)
Mungu ng’akuwadde jaagaana (eeeh)
Jaagaana jaagaana (aaah, eeeh)
Eeh, birongo by’ani ebijja bisamba endege?
Bw’abirya (bw’abiwoza)
Bw’abirya (bw’abiwoza)
Seruku lulengejja
Simanyi lulingwira
Bw’ompa akawala ako (anha)
Ng’ebbanja liwedde (eh!)
Lwaki weekuba enjawulo ku nsi okutali mpooza? (anha)
Lwaki bw’ondaba nga nkutte borals weesooza? (borals)
Kano akayimba nkaweerezza jjajja wange Sseffolooza
Diaspora mwesibe ebisanso
Oluganda ntereeza (ah)
Ethan, Watts baakubye beat ne ntuula ku instrumental
Kati vibe za Universe Amarula’s baby nnywanto (anha)
Ba hater amaanyi tebalina naye beesiba ku bintu (beesiba ku bintu)
Nsimbi nkomyawo spirit ya Ubuntu
GNL kaasangwawo, nga jjajja Kintu (yes)
Bweza bweza, bweza bweza
Zamba International hustlers ffe abamanyi okuwenja ffeeza
Bwe tuziweza tukomawo awaka ne tuddugaza emmeeza
Dollar polutzer tujaagaana kuba ensi yali yatufunza
Jaagaana jaagaana (aaah)
Oh jaagaana (eeeh)
Jaagaana jaagaana (aaah)
Mwana w’embuga jaagaana (eeeh)
Jaagaana jaagaana (aaah)
Mungu ng’akuwadde jaagaana (eeeh)
Jaagaana jaagaana (aaah, eeeh)
Nsiimye nnyo mwebale nnyo
Abooluganda mwebale
Nsiimye nnyo mwebalege
Uganda n’emikwano mwebale
(Mwebale, mwebale)
Gira gira gira tugende
Leka empunyi ka zikoone
(Zikoone, zikoone, zikoone)
Koona dance it’s a party
Njagala ozine it’s a holiday
(Zikoone, zikoone, zikoone)