Follow @pearltunes.com on TikTok
0:00
3:02
Now playing: Gunpowder (Ratatata)

Gunpowder (Ratatata) Lyrics by GNL Zamba


Baboon Forest
Aah
Yeah
Yes

Ratata brain matter shells splutter
Better be careful of the words that you utter (yes)
Came from the gutter kati ffe ba top shutter (ah)
Danger, trouble as soon as we enter (Baboon Forest)
Ratata brain matter shells splutter (yes)
Better be careful of the words that you utter (ah)
Came from the gutter kati ffe ba top shutter
Danger, trouble as soon as we enter

Gamba ba tusimbudde nti ffe twasimbula dda
Life bw’ebeera race mu kisaawe twakyetooloola dda
Mirundi musanvu competition twaziwangula dda
Midaali twajambala dda ebikopo twabiwanika dda
Ebisaawe bikusala kati bboyi ffe twabijjuza dda
Country tour musanvu ezo ssente ez’ekyalo twazikola dda
Twabikola dda, byatutama dda
Twebowa dda w’oyagala okudda twavaawo dda
Tukulaba weeraga mu club n’obukazi bwe twamaliramu edda
Otuteeka kubanga bye tukola byakukuba omwenda
Bwe mba nga ndi mukazi then gwe oli kawala akakafuna ekibada
Oyimba owoggana okenenuka endusu ffe gun powder
Global Investments Baboon Forest twalanda dda
Tyga w’e Uganda bamucomparinga ne bu Kayibanda
Kyokka nga Africa yonna emissinga Zamba Ceaser kabuladda
Passport kkuminabbiri twazijjuza dda
Kyapa ku buli continent ya Mukama twagitabaala dda
Mutima gwa Dada wadde ng’omwana Muganda
I’ve been real since soda
Kati nkuba border to border
Yenze universal soldier anywa whiskey mu Pakoda

Ratata brain matter shells splutter
Better be careful of the words that you utter
Came from the gutter kati ffe ba top shutter
Danger, trouble as soon as we enter
Ratata brain matter shells splutter
Better be careful of the words that you utter
Came from the gutter kati ffe ba top shutter
Danger, trouble as soon as we enter

Promised land y’Abafirika bboyi ffe twagirengera dda
Moses bwe yafa Aaron yatuusa abantu mu nsi ensuubize
Amakanda, mu Metropolitan City twagasimbaga dda
Uganda bw’ebeera ddungu nze camel ebbango naliwanika dda
Life goals nteeba za volley, na za header
Million dollar esookebwako nagibankinga dda
If you’re the king of the poem
Then I must be the ocean shark position
Voice yange towuliramu yadde distortion
Poetry emotion
Exemplification, ya Newton
Am energy mu third law of motion
Motherf*g GNL is equal to MC squared
Everytime I touch the mic, your emcee is scared
Nabeerako e Kawempe obwavu bwaneerumira dda
Ennaku ku mutima ennyiike nagiwulira dda
Depression, stress and anxiety byaneerumira dda
Ennume ekula bigwo bboyi nze naguma dda
Bansuulawo dda nga balowooza emikisa tegiridda
GNL kendo baffala tebaakebera mukonda
Red carpet, Versace ne Prada twabyesala dda
God said “Action” and I became a star mu lens ya camcorder
Life in the Ghetto was hard but I chose to go harder
Now the only people I owe, is my father and my mother
Mummy wange mu mansion y’e Malibu
Namutuusaayo dda n’awulira ng’enfuufu y’e Uganda takyayagala na kudda

Ratata brain matter shells splutter
Better be careful of the words that you utter
Came from the gutter kati ffe ba top shutter
Danger, trouble as soon as we enter
Ratata brain matter shells splutter
Better be careful of the words that you utter
Came from the gutter kati ffe ba top shutter
Danger, trouble as soon as we enter

It’s only yesterday my nigga
Ensi yaffe
We’re the future