Eno beats
Kino kyo kigula lujji
Kizze kugula lujji
Kat life efusse yampaka
Kati tuva mu buwambe tetutidde Ekijja kijje
Kigula lujji
Kizze kugula lujji
Kat life efusse yampaka
Kati tuva mu buwambe tetutidde Ekijja kijje
Ensi elabika nga etusse kunkomerero
Omuntu wawansi ayisibwa nga chokolo
Bagala mosque church namasomero
Eyaali asomesa atembeya bukokolo
Enjala bwekuluma obanga owa kololo
Omusawo okufako asooka nsawoyo
Owe makindye akikola atya okudda e kololo
Nga ne transport yalinye amuza mukyalo
Olaba atunda enyanya abaala omufulo
Nsasila owa boda eyali akola ekiro
Omuntu wo affa bakugana nosaala ensalo
Tomuzise ne mulago nakulema okujayo
Kigula lujji
Kizze kugula lujji
Kat life efusse yampaka
Kati tuva mu buwambe tetutidde Ekijja kijje
Kigula lujji
Kizze kugula lujji
Kat life efusse yampaka
Kati tuva mu buwambe tetutidde Ekijja kijje
Omuyimbi akaaba embela emunyigiliza
Sente zafulmya zisingako zayingiza
Bamugana wadde n’okuyimbila ku meeza
Kati bana majje batandise osabiza
Bagamba zavako atambula yesoza
Takyaava munyumba ye nengoye yazooza
Eyali omune ebaanja lyamukoza
Takyebaka anti yakendeza ebitamiza
Ekiro ayimba enyimba ze munzikiza
Takyava mu studio empya afurumiza
Nebwomuwa ekumi okuyimba azikiliza
Ezigenda egulu zisimbye wa mbuza
Kigula lujji
Kizze kugula lujji
Kat life efusse yampaka
Kati tuva mu buwambe tetutidde Ekijja kijje
Kigula lujji
Kizze kugula lujji
Kat life efusse yampaka
Kati tuva mu buwambe tetutidde Ekijja kijje
Amakamu awogana bampeyo akaala
Asuula wansi enkya abee nga tabijukila
Eya musubiza akasente yamwelabila
Yasingayo ekyaapa banka ya yamwefuulira
Owebikajo wakigali atuuka waala
Eyali mu aracadi kati asuubula myeela
Waliwo akeela mu city alina
Okutikula naye emisoolo waguuli kapa eyize okubogola
Omwana womuntu ne yebuuzaa ekyokoola
Ba student bakeela londa jambuula
Ne ba slay queen batuunula nga gorilla
Osasuula sandle nebakuguza schoola
Kino kyo kigula lujji
Kizze kugula lujji
Kat life efusse yampaka
Kati tuva mu buwambe tetutidde Ekijja kijje
Kigula lujji
Kizze kugula lujji
Kat life efusse yampaka
Kati tuva mu buwambe tetutidde Ekijja kijje