0:00
3:02
Now playing: Njagaliza

Njagaliza Lyrics by Gravity Omutujju


Wacha Mi know
Awah mi name
Felix Pro
Simunino
Simunino
Kati amatu
Gabe Eno
Antamira
Gwentamira
Amanyira Gwe Manyira
Atamanyira Simumanyira
Dats why mi tell dem say
Njagaliza aba njagaliza
Bwonjagaliza (Njagaliza)
Nkwagaliza byonjagaliza
Sibangako na mutima mubbi
Njagaliza
Njagaliza aba njagaliza
Bwonjagaliza (Njagaliza)
Nkwagaliza byonjagaliza
Sibangako na mutima mubbi
One Soldier One Army
Nebwebajja Kikosi
Oya wula Omukozi ku Boss
Ever Ago boss like a boss
Sija kutya kwogera
sili mukodomi
Anjagaliza Ekaganga
Ansokeyo Ekakanga
Kambe Point blank
Kuku Wazabanga
Njagaliza Okuggwa
Onsokeyo Okugwa
Nkulabirengako ekigwo
kyange obutabanga wasi
Okwagaliza atakwagaliza
Oyo kachicha
Kola nga bwenkola
kuba ka pikicha
Mbagalizanga
Mubuli sector
Ebya balungi mba mulungi
Kubeeko mbawaako
Njagaliza aba njagaliza
Bwonjagaliza (Njagaliza)
Nkwagaliza byonjagaliza
Sibangako na mutima mubbi
Njagaliza
Njagaliza aba njagaliza
Bwonjagaliza (Njagaliza)
Nkwagaliza byonjagaliza
Sibangako na mutima mubbi
Sitagalira ku atantagalirako
Sigana kwayagadde kumbongako
Bwofisa akadde
Nonkubirako
Nkiteeka ku level ndala
Nze nenkulabako
Bwokola ekirungi
Oba Ekiwani
Ki refrectinga linda mu return
Nze Kyendi kyendi
I don't Sugar Coat
Sambala bukokolo
Kulaga face ya kiwani
Antamira gwentamira
Amanyira gwemanyira
Atamanyira Simumanyira
Dats why mi tell dem say
Njagaliza aba njagaliza
Bwonjagaliza (Njagaliza)
Nkwagaliza byonjagaliza
Sibangako na mutima mubbi
Njagaliza
Njagaliza aba njagaliza
Bwonjagaliza (Njagaliza)
Nkwagaliza byonjagaliza
Sibangako na mutima mubbi
Owo mutima ogwe mpisi
bwojikwata afuna kidumusi
nze wenjwulira endiga nembuzi
Ba player awo tebafuna chance
Njagaliza
Falx Made it