Okwepicha Lyrics by Gravity Omutujju


Jangu tugende mu kwepicha
(Yo, my lady)
Jangu tugende mu kwepicha
Nankya (wangi?)
Kabalagala ayidde (eh eh what are you talking about?)
Gamba Nattaliya (eh eh!)
Laba gonja ayidde, jangu tulye

Okwepicha okwepicha
Jangu tugende mu kwepicha
Okwepicha okwepicha
Jangu tugende mu kwepicha
Okwepicha okwepicha
Jangu tugende mu kwepicha
Okwepicha okwepicha
Jangu tugende mu kwepicha

Nzize bakwongere oba guweddemu
Byetwakola luli era tubiddemu
Ogwo omubiri nsooke ngukwatemu
Akange akagoba anti kaaweddemu
Oba kutiiyuuka twetiiye
Oba kumaayuuka twemaale
Oba kutamiira twegaale
Bwenkugamba njagala nkukwane ng’ogaana
Bwenkugamba njagala nkuwaane ogaana
Bwenkugamba njagala nkukube kiisi ogaana
Naye lwaki oba ogaana?

Okwepicha okwepicha
Jangu tugende mu kwepicha
Okwepicha okwepicha
Jangu tugende mu kwepicha
Okwepicha okwepicha
Jangu tugende mu kwepicha
Okwepicha okwepicha
Jangu tugende mu kwepicha

Mwesala bu kkundi-sho
Bi maama nemutulaga kookonyo
Bi maama tubiraba eyo mu bidongo
Bi maama nemutusuza mu ngatto
Mufukamiza abanene netutoniwa
Kubanga mmwe mulina ffe byetwagala
Byanabiwala mutukubya ndabika
Naye nga kiki nnyo ekyo?
Wulira, kantu katono
Akataweza luyi, oba yadde ka kilo (alimba alimba)
Kaba katono
Tekaweza luyi, oba yadde ka kilo

I say nkwepikira baby nkwepikira
Jangu tugende mu kwepicha
Mu nsi muno tewali ateepicha
Jangu tugende mu kwepicha
Masanyu masanyu enva masavu masavu
Jangu tugende mu kwepicha
Yinama yinuka baby situka kutama
Jangu tugende mu kwepicha

Nankya (wangi?)
Kabalagala ayidde (eh eh what are you talking about?)
Gamba Nattaliya (eh eh!)
Laba gonja ayidde