0:00
3:02
Now playing: Gukuba

Gukuba Lyrics by Irene Ntale


Lai Lai Lai
Nkutayiza butayiza
Sir Dan Magic, hey
Ah Mi say Juju
Olabika nga wansiba na Juju
Omutima gukuba bwe du du du
Medication jjira gyanguye
Nfubye okulindalindako
Njagala nkulabelabe ko
Njagala nkukwatekwate ko
Naye oli na bunayira
N'emboozi yaku nayiza
Nkutayiza butayiza
Yitaba nti wangi
Bw'oba Omumpulira
Ah nkubira akawuli
Bw'oba mpulira (ooh)
Gukuba nga bidongo
Omutima, gukuba nga bidongo
Wotoli, gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
Gukuba nga bidongo
Omutima, gukuba nga bidongo
Wotoli, gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
Kululi lwe nasembayo okukulaba
Na nyumirwa, nalinga asuzze ne malaika
Ng'eno omutima gwongera kulalira
Ah wabula sisobola kuwalira
Aga walahi
Mbula kwesiiba nga amatayi (eye)
Oba kale kabuti
Gyo yambala mu mpeewo, nga nyingi
Yitaba nti wangi
Bw'oba ompulira
Ah nkubira akawuli
Bwo ba ompulira (ooh)
Gukuba nga bidongo
Omutima, gukuba nga bidongo
Wotoli, gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
Gukuba nga bidongo
Omutima, gukuba nga bidongo
Wotoli, gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa (oh oh)
Alalala lalalala
Omwana ankubisa kamunguluze
Alalala lalalala whine and go down down low
Omwana antambuza jejerebu
Jejerebu, jejerebu
Omwana antambuza kanzunzu
Jejerebu, jejerebu
Omwana (oh oh)
Alalala lalalala
Omwana ankubisa kamunguluze
Alalala lalalala whine and go down down low
Omwana antambuza jejerebu
Jejerebu, jejerebu
Omwana antambuza kanzunzu (ooh)
Gukuba nga bidongo (Jejerebu, jejerebu)
Omutima, gukuba nga bidongo (Omwana)
Wotoli, gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa
Gukuba nga bidongo
Omutima, gukuba nga bidongo
Wotoli, gukuba nga bidongo
Guli mukikessa gu kessa