0:00
3:02
Now playing: Ndaga

Ndaga Lyrics by Irene Ntale


Hmm!
Wake up, wake up
Make up, make up your mind
(Mmmm)
Banange, too much love egenda kunzita
Eh-eh, kanfune egiraasi mwengirembeka
Wuuyo, wuuno, bulijjo anzuukusa ekiro
Eh-eh, nsonyiwa ebyama ngenda kubyatula
Okimanyi I love you
Nze simanyi bya kwekweka
Bwoba nawe bwoli
Kati ndaga mu lujjudde
Banange, public love ewooma
Okumanya ewooma
Oyinza n'ogiroota
Sibalimba, public love ewooma
Okumanya ewooma
Laba nze yannyonoona
Kati ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Waliwo lwe mpulira, nga n'omusaayi gugenda kwesiba
Olumu ne mpulira, nga n'omutima ogubunya obufoofofo oh oh
Wansiba akatambaala
Nkumatira kimanye ssi bya zzaala
Ngenda kusaba n'essaala
Bw'okkiriza tuzaaleyo abaana
Banange, public love ewooma
Okumanya ewooma
Oyinza n'ogiroota
Sibalimba, public love ewooma
Okumanya ewooma
Laba nze yannyonoona
Kati ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Ba rumour monger ba-warminga
Ba rumour monger ba-warminga
Kati ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Ndaga mu lujjudde
Nkulage mu lujjudde
Kimanye nakwekwata
Tewaliiwo kwekweka
Sir Dan Magic, yeah eh (wuuyo, wuuno bulijjo anzuukusa ekiro)
(Eh-eh, nsonyiwa ebyama ngenda kubyatula)
(Okimanyi I love you)
(Nze simanyi bya kwekweka)
(Bwoba nawe bwoli)
(Kati ndaga mu lujjudde)