0:00
3:02
Now playing: Tokendetererwa [ Tokengeeterera]

Tokendetererwa [ Tokengeeterera] Lyrics by Judith Babirye


Uuh uh
Uuh uh uh
Uuh uh uh

Lwaki okengeetererwa?
Ayi Yakobo wange oh
Lwaki ozirika, Yisirayiri?
Nze eyakutonda ah
Sirikwabulira nedda oh
Yadde mu mazzi, mu muliro
Nsigala nze Mukama

Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Oh Yisirayiri
Oh nti tokengeeterera
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi (oh bwatyo)
Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Oh Yisirayiri
Oh nti tokengeeterera
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi

Oli wa muwendo
Gyendi Yakobo wange
Era nkwagala, ng’omwana
Sirikwabulira
Leero n’olubeerera
Oh ndiwaayo amawanga, n’abantu
Kululwo Yakobo
Bwatyo taata

Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Yisirayiri
Ooh nti tokengeeterera
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi (uuuh)
Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Yisirayiri
Ooh nti tokengeeterera
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi

Oooh oh
Oooh oh
Oooh oh
Oooh oh
Oooh oh
Oooh oh
Oooh oh
Oooh oh

Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Yisirayiri
Nti tokengeeterera
Nedda tozirika
Ooh kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi (bwatyo taata)
Bwatyo, bw’ayogera Mukama
Eyakutonda gwe Yakobo
Oyo eyakubumba (eyakubumba)
Yisirayiri eeeh
Nti tokengeeterera
Era tozirika ooh
Kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi

Agamba nti tokengeeterera (tokengeeterera)
Era tozirika, ooh
Kuba nze ndi wuwo (nze ndi wuwo)
Era nkumanyi

Eeeh nti tokengeeterera
Era tozirika Yakobo wange
Kubanga ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi

Guma guma, guma
Tokengeeterera
Nedda tozirika
Ooh kuba nze ndi wuwo
Sikwerabidde, era nkumanyi

Oooh tokengeeterera
Ooh nedda tozirika Yakobo, eh
Kubanga nze ndi wuwo (nze ndi wuwo)
Era nkumanyi

Sirikuleka ki okengeeterera?
Ooh, tozirika nedda
Kubanga (nze) ndi wuwo
Naawe oli wange

Nedda tokengeeterera
Tozirika nedda
Ooh kuba nze ndi wuwo (nze ndi wuwo)
Era nkumanyi