Follow @pearltunes.com on TikTok
0:00
3:02
Now playing: Zuena

Zuena Lyrics by Mikie Wine

Nedda
Nedda
Ne ne ne ne dda
Check it
Mikie Wine
Jonah

Oh nkuguddemu oyagala ssente olabika tonjagala
Zuena nkuguddemu oyagala mmali olabika tommatira
Nkuguddemu oyagala ssente olabika tonjagala
Zue nkuguddemu oyagala mmali olabika tommatira

Kale nakedde kukukema
Nti ku job bantema
Munnange eyalibadde ansaasira
Laba ate gwe bw’onneewala
Waŋŋamba ogende weerowooze olinzirira nga ndabye
Mwattu waŋŋamba k’ogende olinkubira nga ndabye

Nedda nkuguddemu oyagala ssente olabika tonjagala
Zuena nkuguddemu oyagala mmali olabika tommatira
Hmmm nkuguddemu oyagala ssente olabika tonjagala
Zue nkuguddemu oyagala mmali olabika tommatira

Ooh nkutegedde late nnyo
Nti obadde onkuulanga binnyo
Nina malibu sikyalina mannyo
Ekibi nakulaga love nnyingi nnyo
Naawe n’ondaga obuyaaye bungi nnyo
Ssente wansabanga nnyingi nnyo
N’obukambwe walinanga bungi nnyo
Mpulira nga nkukyaye nkukyaye nnyo
Naye ekirungi kati nkubuuse nnyo
Kankuyimbire akayimba akalungi ennyo

Nkuguddemu oyagala ssente olabika tonjagala
Zuena nkuguddemu oyagala mmali olabika tommatira
Hmmm nkuguddemu oyagala ssente olabika tonjagala
Zue nkuguddemu oyagala mmali olabika tommatira

Expensive
Not co-operative
You don’t want positive but negative
You tell me sey have no relative
You take my bank card and my Bimmer
You want to go Dubai, America
Omwenge ogw’ebbeeyi gwonna ogunywa
Ne bwe mba n’akakadde konna okalya
Tosaasira, tobalirira
Ekibi ekisinga tojjukira
Wakinkola ssente twazirya
Zaggwawo kati anti onneewala aaah okay

Omutima gwange nga gunnuma
Gwagala omulungi maama atandiiko
Omutima gwange nga gunnuma
Gwagala omuntu owokunnumyanga
Omutima gwange nga gunnuma
Gwagala omulungi maama atandiiko
Omutima gwange nga gunnuma
Gwagala Zue owokunnumyanga

Oh nkuguddemu oyagala ssente olabika tonjagala
Zuena nkuguddemu oyagala mmali olabika tommatira
Hmmm nkuguddemu oyagala ssente olabika tonjagala
Zue nkuguddemu oyagala mmali olabika tommatira

Check it
Mikie Wine
Jjajja Ragga Dee
Respect
Nedda
Nedda
Ne ne ne ne dda
Nedda
Ne ne ne ne dda