Shaa!
A Pretty
A Pretty Banks on another one
T.T, TNS
TNS on another one
A Pretty
A Pretty
You’re the one I kiss and tell no body
Nkukuuma, butiribiri
You man
Baur
Bambuuza wankola ki?
Ddala wampa ki okunkoza ebya kabampaane
Mbu love yo esusse obungi erinzita
Nti era nkole n’eddaame
Ffe bwe twawukana ebeera new joke
Like a dollar deal the deal done
Mu mazima ondeeta n’akatuuyo
Era kasita kikoona nzuuyo
Bano tebansobola wanfuula wa bbeeyi
Bwe mba naakulaba nnyambala kateeteeyi
Bano tebansobola wanfuula wa bbeeyi
Ky’ekyo, sabula tugende
Bwe mba naakulaba nnyambala kateeteeyi
Ky’ekyo, sabula tugende, sha
I need a life tracker
Njagala okukuyisa obulungi okusinga abalala
I must confirm
My lover I think I need enough time
Nobody can do what your body do do
To me, to me, to me
Ndaba nga mulimu some work to do do
Do me, do me, do me
Gwe nga nkulina my lover
Baligamba, Kampala namujooga
Abeefuula ab’emikwano nti nkute bampalana kusooka (tobatya)
Bano tebansobola wanfuula wa bbeeyi
Bwe mba naakulaba nnyambala kateeteeyi
Bano tebansobola wanfuula wa bbeeyi
Ky’ekyo, sabula tugende
Bwe mba naakulaba nnyambala kateeteeyi
Ky’ekyo, sabula tugende
Ffe bwe twawukana ebeera new joke
Like a dollar deal the deal done
Mu mazima ondeeta n’akatuuyo
Era kasita kikoona nzuuyo
Nobody can do what your body do do
To me, to me, to me
Ndaba nga mulimu some work to do do
Do me, do me, do me
Gwe nga nkulina my lover
Baligamba, Kampala namujooga
Abeefuula ab’emikwano nti nkute bampalana kusooka (tobatya)
Bano tebansobola wanfuula wa bbeeyi
Bwe mba naakulaba nnyambala kateeteeyi
Bano tebansobola wanfuula wa bbeeyi
Ky’ekyo, sabula tugende
Bwe mba naakulaba nnyambala kateeteeyi
Ky’ekyo, sabula tugende
Mwoto Sound