Bakunsimemu Lyrics by Pretty Banks


De Hanx Media
Yeah yeah eh!
A Pretty Banks yeah

Ah dis your time baby kola bwoti
Kola bwoti
Mubiri gwo ye antidote
Ye antidote

Menyeka, buli lwenkulabako maguka
Mmmh!
Menyeka, buli lwenkulabako maguka
Njagala bakunsimemu
Mmmh!
Bakunsimemu
Njagala bakunsimemu
Mmmh!
Bakunsimemu

Make it easy
Boy you know that I want you but you're busy
Laaba ninze
Telulikya nenjogera nti ngenze
Eh, onvugisa zi kilometer owaye
Yegwe owange
Nzija mpita-yita owange

Onjogeza ludicha
Ontambuza nga nvimba ng'aba nigga
Yadde siri sojja
Buli akukwatako ye wakilojja

Menyeka, buli lwenkulabako maguka
Mmmh!
Menyeka, buli lwenkulabako maguka
Njagala bakunsimemu
Mmmh!
Bakunsimemu
Njagala bakunsimemu
Mmmh!
Bakunsimemu

Make it easy
Boy you know that I want you but you're busy
Laaba ninze
Telulikya nenjogera nti ngenze

Gwe manya ompa comfort
Muby'omukwano wakwata akatti
Nze numwa nyo wotoba
Omutima ogwange nagusembeza, ah!

Menyeka, buli lwenkulabako maguka
Mmmh!
Menyeka, buli lwenkulabako maguka
Njagala bakunsimemu (Herbert skills pon dis one)
Mmmh!
Bakunsimemu
Njagala bakunsimemu

Make it easy
Boy you know that I want you but you're busy
Laaba ninze
Telulikya nenjogera nti ngenze

Kim Hanx the white lion
Alfa records