TOSOBOLA Lyrics by Sheebah


This for the Queens (What?!, Powerful)
Okuva muntandikwa
She's a black mighty lady
She got a gangsta style
She ya rebel
She no give a fuck to a bad mind
She ya solid
Ate nga kyolina omanya ela mukozi

Alina amanyi
Akozesa bukugu nga ate mukyala (Mukugu nyo)
Tolina womunyomera
Abamusemberera be baffa ebiwundu
But anyway

Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yaguma
Simanyi ga sitani mungu yabikola
But anyway
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yakola
Simanyi ga sitani mungu yabikola ah
But anyway

Just once (gwe tosobola) in a while
Achakala nazinywa
Sikudibuda ye yazikolela
Tomulonda kuba eyo class tagimanyi
Si big spender naye nyabo abimala
Oyo yenze
Oyo gwenjokerako yenze
Ate la gwenjokerako yegwe
Omuwala atagokera yegwe
Yenze yegwe yenze (what?!)

Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yaguma
Simanyi ga sitani mungu yabikola
But anyway
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yakola
Simanyi ga sitani mungu yabikola ah
But anyway

Kansooke nebaze bali
Yoona gyenasokera nga nkyali bubi
Mwakola bulungi mwebale ge
Osanga sandituse waano mwansitula
Yeah eh eh!
Nyongera okutumira abo abanzalawa
Munyongera amanyi n'ekubo nemugaziya
Amagwa gemufumita tegansobola
Mbikwasa mukama ebyange byoona yabimala

Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yaguma
Simanyi ga sitani mungu yabikola
But anyway
Kati gwe tosobola
Tosobola kumumenya tosobola
Kyolina omanya nti ye yakola
Simanyi ga sitani mungu yabikola ah
But anyway

Yoona gyenasokera nga nkyali bubi
Mwebale ge
Mwansitula yeah eh eh!