Kika Buka Lyrics by Sheebah


Tombadala
Tombadala
Saagala kukusala tompagala

Nnyumirwa buli lw’ombaaza
Neneerabira ebindaaza
Ndi kaana ka mummy si ka mbaata
Nsaana ndabirirwe
Ndaga nti totya byokya
Njagala zino engalo zikwate ku bubinika
Kigere wenkiggya w’ossa
Nga nkusesa n’onsesaamu netugaginika

Nze okukkiriza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndimala kulaba ku musaayi
Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye
Olimala kundaga bukyayi
Mpa company
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Nkukonkone endongo
Ŋŋamba nti kyuka ndabe
Bibadde bintawanya obijjanjabe
Nkukonkone endongo

Ŋŋamba kyuka olabe omwana
Kika buka
Kabamanye nti olina ekyana
Kika buka
Ŋŋamba kyuka olabe omwana
Kiri kiri buka
Ate mbaloope nga bankwana
Kika buka

Tombadala
Tombadala
Saagala kukusala tompagala
Nze ndi mubissi seefasa nsowera
Ate okimanyi zeefasa ebibala
Nzijirawo nga gwe ampise (awo)
Kyabanyiizizza beepise (awo)
Engeri gy’okikuba nobody say (awo)
Nkulaba nemannya nti bitandise (awo)

Nze okukkiriza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndimala kulaba ku musaayi
Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye
Olimala kundaga bukyayi
Mpa company
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Nkukonkone endongo
Ŋŋamba nti kyuka ndabe
Bibadde bintawanya obijjanjabe
Nkukonkone endongo

Ŋŋamba kyuka olabe omwana
Kika buka
Kabamanye nti olina ekyana
Kika buka
Ŋŋamba kyuka olabe omwana
Kiri kiri buka
Ate mbaloope nga bankwana
Kika buka

Herbert Skillz on this one

Onkubye shot ku shot nga commando owaaye
My body yours better patrol
Tukole by’omanyi nti bikukolera ate owaaye
Babe, ddala bwoba nga totya byokya
Njagala zino engalo zikwate ku bubinika
Kigere wenkiggya w’ossa
Nga nkusesa n’onsesaamu netugasinika

Nze okukkiriza nti guno omukwano gwo gunsaze
Ndimala kulaba ku musaayi
Okugamba nti guno omukwano gwo guntamye
Olimala kundaga bukyayi
Mpa company
Njagala order zo nti kyuka ndabe
Nkukonkone endongo
Ŋŋamba nti kyuka ndabe
Bibadde bintawanya obijjanjabe
Nkukonkone endongo

Ŋŋamba kyuka olabe omwana
Kika buka
Kabamanye nti olina ekyana kika buka
Kika buka
Ŋŋamba kyuka olabe omwana
Kiri kiri buka
Ate mbaloope nga bankwana
Kika buka

Tombadala
Tombadala
Saagala kukusala tompagala