0:00
3:02
Now playing: WAKIKUBA

WAKIKUBA Lyrics by Sheebah

Mmmh, Sitoma, ah, sitoma, mmh, uuh!

Sheebah (Mmmh, Sitoma, ah, sitoma, mmh, what!)
Nessim Pan Production

Gwe kasita omalirira mu byokola
Love esaanamu tumukwata mpola
Nabawalana bakutwefasa
Oli mukka tewali nakibulamu, wanoga
Kakibalume kibaabye
Owomutima omunafu agulina asirike
Kati nfunyemu neku kalowoozo
Njagala nkutwale nkutereke mu birowoozo

Gwe wakikuba onzita (Yanguwa)
Sisobola kuta (Ndi wuwo ompesa n'amakoona)
Tuli lukoba na guitar (Sembera)
Love yo enzita (Nsasira n'abankwaana)

Gwe wakikuba onzita (Yanguwa)
Sisobola kuta (Ndi wuwo ompesa n'amakoona)
Tuli lukoba na guitar (Sembera)
Love yo enzita (Oh lord)

Mwatu wamamba
Wantekera ddala mukifundikwakyo
Bali tebalina kyebaŋŋamba, love
Wabatema ennamba

Oli kafulu mu love naawe, ah ah
Walayi wangimba, love
Eno munda otema-tema, boyi
Onkutula bubi omenya-meya, boyi
Eno mu mutwe onkyunya, boyi
Oli Yuda onkema-kema

Sitoma, mmh, sitoma, eh, sitoma, mmh, uuh!
Sitoma, mmh, sitoma, eh, sitoma, mmh, What!! Sitoma

Gwe wakikuba onzita (Yanguwa)
Sisobola kuta (Ndi wuwo ompesa n'amakoona)
Tuli lukoba na guitar (Sembera)
Love yo enzita (Nsasira n'abankwaana)

Gwe wakikuba onzita (Yanguwa)
Sisobola kuta (Ndi wuwo ompesa n'amakoona)
Tuli lukoba na guitar (Sembera)
Love yo enzita

Listen, nze leero nsazeewo ngite era
Na buli ex gyoli bye nyweera
Nayiga sikyali mutto nat'era
Love sikuzina mateera

Oh my baby bambi tontanga
Love yo eninye I speak eritanga
Ngandi naawe nemenya munju teginkanga
Gwe kamunye gwe kakuba mpaanga

Wulira, finally
Ndi mugumu tubijje mu theory
Guno guli automatic, automatic
You're my sweet my baby

Gwe wakikuba onzita (Yanguwa)
Sisobola kuta (Ndi wuwo ompesa n'amakoona)
Tuli lukoba na guitar (Sembera)
Love yo enzita (Nsasira n'abankwaana)

Gwe wakikuba onzita (Yanguwa)
Sisobola kuta (Ndi wuwo ompesa n'amakoona)
Tuli lukoba na guitar (Sembera)
Love yo enzita

Sitoma, mmh, sitoma, eh, sitoma, mmh, uuh!
Sitoma, mmh, sitoma, eh, sitoma, mmh, What!! Nanka

Sitoma, mmh, sitoma, eh, sitoma, mmh, uuh!
Sitoma, mmh, sitoma, eh, sitoma, mmh, What!! Sitoma