Bulamu Lyrics by Zulitums


Topapa nyiiga,mpa ku mattu mpuliriza nteesa
Ensonga ezili muwenja,nsiibayo nkola era olumu nkeesa
Ng’eyakubwako ekyeeya,bwofuna akukiinako ddala onywera
Gun’omukwano nyweza,sitelebuka kabantege ffeeza

Dear mukwano wotoba
Nebwobabuuza nze silekera kuwaana
Mbagamba tolina wakukyaama
Wadde nga wankutila nkikue nga kyama
Dear mukwano wotoba
Silekera kubuuza
Singa omanyi no byendi mukupulaninga
Ninze budde bwoka

Nsaba kimu bulamu,bulamu,bulamu bwoka
Bwetuba balamu,ebisumbuwa biggwa
Nsaba kimu bulamu,bulamu,bulamu bwoka
Bwetuba abalamu,ebisumbuwa bigwa

Njagala gukule,gukule,omulwano gwaffe
Njagala batwenyumirezengamu,abato ne bakadde baffe
Njagala nguleyo akate bakukamile ottuta
Njagala tuzimbe kalina
Njagala muwalimu aje atulombere edduwa
Ob’omusumba atuuyigirize osaba

Dear mukwano wotoba
Nebwobabuuza nze silekera kuwaana
Mbagamba tolina wakukyaama
Wadde nga wankutila nkikue nga kyama
Dear mukwano wotoba
Silekera kubuuza
Singa omanyi no byendi mukupulaninga
Ninze budde bwoka

Nsaba kimu bulamu,bulamu,bulamu bwoka
Bwetuba balamu,ebisumbuwa biggwa
Nsaba kimu bulamu,bulamu,bulamu bwoka
Bwetuba abalamu,ebisumbuwa bigwa

Nsaba kimu bulamu,bulamu,bulamu bwoka
Bwetunaba n’obulamu,yeeee iiiiyyyyiiiii
Nsaba kimu bulamuuuuuuuu,wetuanaba n’obulamu
Ebitusumbuwa bigwa