Eeh eno system volongo Eh eh eh eno system volongo so System volongoto Oh yes volongoto Eno system volongoto Kyo kkiriza volongoto System volongoto Woloolololo volongoto Eno system volongoto Kyo kkiriza volongoto Chairman Yowanda Mukungu Sikulimba ebintu bitaamu Kubanga abantu bakaaye Ensonga bagamba bakoowu Bakoowu nnyo sikulimba Okusinziira bye bayomba Bagamba wakyuka nnyo Mbu ne system yakyuka nnyo Ebirungi by'abalondemu Yo majority ekaaba biryo Company eno yagwa dda Olw'akakiiko ke walonda Akakiiko kajoozi nnyo Ko sikulimba kajoozi nnyo Atalina ttaayi oteesa otya? Oba uniform emmombo, hee System volongoto Oh yes volongoto Eno system volongoto Kyo kkiriza volongoto System volongoto Woloolololo volongoto Eno system volongoto Kyo kkiriza volongoto Nti oyiteyo tuteese Mukungu Kubanga amazima gali nti Amaziga gayiika mu Ghetto Abantu bafa eno Tewali ayamba, oh Emyezi tugenda mu mwenda Tewali asasulwa tuli ku nje Obwana bwaffe tebusoma kitawe N'ekyokulya kibula Bw'oyogera mbu oyogeddeko Emiggo gikwata mu lwenda Abasajja bali arrogant bano N'abakyala bali arrogant, hee Eh eh eno system volongoto Mbeereraamu Eh eh eno system volongoto Baaba mbeereraamu System volongoto Oh yes volongoto Eno system volongoto Kyo kkiriza volongoto System volongoto Woloolololo volongoto Eno system volongoto Kyo kkiriza volongoto By'ebyo By'ebyo By'ebyo By'ebyo Vulugu yafuuka vulugu Buli gy'ogenda vulugu Vulugu yafuuka vulugu Buli gy'ogenda vulugu Naye Chair twakwagala Mu biseera biri Naye mbuuza ki watukyawa? Watukoowa yii!!! Ab'akakiiko bali arrogant (arrogant) Very Arrogant (so arrogant), ha! Eh eh eno system volongoto System volongoto Oh yes volongoto Eno system volongoto Kyo kkiriza volongoto System volongoto Woloolololo volongoto Eno system volongoto Kyo kkiriza volongoto Twafuuka ba Red Parade By'ebyo (Baur) Wulira endongo By'ebyo Edman Edmond Edmond... (Baur) By'ebyo Wulira ensonga By'ebyo, yeah Maama hehe Wulira ensonga eno Bambi yeah yeah maama yee Mundabire ab'eka