Mbilya Lyrics by Recho Rey


Booty tulina nammwe muziraba
Obususu bwe tulina nammwe mubulaba
Mwebuzaabuza kumbe mutulaba
Naye tetutudde naffe ne tubalaba

Big Davie Logic to di World

Mamirira mamirira
Kalakata kalakata
Mute oyo bw’akutagaza
Nasanze ne ex wo nga yanyirira
Mbu ono ex yamuwa depression
Mu class teyamala na zi lesson
Yali Kasuku y’eyatuwa information (eh!)
Mbu yatandika ebintu bya band wagon
Kale

Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya
Mbu ne ex wo bw’abireeta kati tobirya?
Mbuuza, bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya
Mbu ne ex wo bw’abireeta kati tobirya? (mbirya)

Booty tulina nammwe muziraba
Obususu bwe tulina nammwe mubulaba
Mwebuzaabuza kumbe mutulaba
Naye tetudde naffe ne tubalaba
Buju buju y’ono owange y’amanyi amacover
Everyday nze mpitayo ne tukuma ebisada
Ku mutima kw’asula nze yankutula ezo ppata
Ono omwana y’andaga amalove gali chatter
Mbu ono ex yamuwa depression
Mu class teyamala na zi lesson
Yali Kasuku y’eyatuwa information (eh!)
Mbu yatandika ebintu bya band wagon
Kale

Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya
Mbu ne ex wo bw’abireeta kati tobirya?
Mbuuza, bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya
Mbu ne ex wo bw’abireeta kati tobirya? (mbirya)

Nate era
Tubikolemu nate era, nate era
Tugazinemu nate era, nate era
Tubalinnyise amapeera
Nitubateera
Gano mateera
Booty tulina nammwe muziraba
Obususu bwe tulina nammwe mubulaba
Mwebuzaabuza kumbe mutulaba
Naye tetutudde naffe ne tubalaba

Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya
Mbu ne ex wo bw’abireeta kati tobirya?
Mbuuza, bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya? (mbirya)
Bye walyanga kati tobirya
Mbu ne ex wo bw’abireeta kati tobirya? (mbirya)

We’re extremely happy (mbirya)
I don’t know (mbirya)
You can define the word extremely
Extremely (mbirya)
It’s a Bad Gal Fly (mbirya)