Intro Every day is a party ye [Ha ha] Buli omu ne one ticket ye That gyal fly Zuli [Ha ha] Recho Rey [This is how we do it]
Verse I Ka sukaali keeko oba nyongeremu Birungo byo mu body ninamu Ensawo si nva naye omunyo ninamu Owange si mukono gaamu [alo!] Ka volume keeko oba tw’ongereko Yingira vibe nkukube enguliko Ntamiiza ng’enguuli konkoloko Kano kabiri alaali sirumba faco malako Bwe biba nga bya kwelaga ko Musingi mugumu nze nasiba enkokoto Ekya mama rap kyankeera ndi mutto T’owa saluti owone endigi tell ma mama
Bridge Got money in ma car full Mama said to be a woman is a powerful [Yeah girl] I’ve been waiting on my troubles And I drop all guns now in ma cargo So let go look good
Chorus Gweno daawo Olobera ku bantu, hmm [Daawo] Ba kukuba one, two [Gweno daawo] Bbusu mu bintu [Daawo] Olobera ku bantu [Gweno daawo] Ba kukuba one two, hmm [Daawo] Bbusu mu bintu [Daawo] Abo be bantu [Gweno daawo]
Verse II N’obw’oba ku kitufu Ebya ddala eliyo ab’atakugamba ye Vva mu kusiba e mitafu Wenonye wezule weyiye [Ha ha] Ndi w’amanyi naye mukeeza nkokola Atakola oba nga ffe nawe ba kusosola Ne ba player omutima ba gubogola So every gal back to di work [Kikola]
Bridge II Aba wangula te tu powa, nalo [Kye kimu] N’obwo powa teba wangula [Kye kimu] Totya oli omulala ki mukolela [Kye kimu] Owulira [Kye kimu] Roger dat [Kye kimu] Aba wangula te tu powa, nalo [Kye kimu] N’obwo powa teba wangula [Kye kimu] Totya oli omulala ki mukolela [Kye kimu] Owulira [Kye kimu] Roger dat [Kye kimu]
Chorus Gwe gwe [Gweno daawo] Olobera ku bantu, hhm [Daawo] Ba kukuba one, two [Gweno daawo] Bbusu mu bintu [Daawo] Olobera ku bantu [Gweno daawo] Ba kukuba one two, hmm [Daawo] Bbusu mu bintu [Gweno daawo] Abo be bantu [Gweno daawo]
Hook Ka sukaali keeko oba nyongeremu Birungo byo mu body ninamu Ensawo si nva naye omunyo ninamu Owange si mukono gaamu [alo!] Ka volume keeko oba tw’ongereko Yingira vibe nkukube enguliko Ntamiiza ng’enguuli konkoloko Kano kabiri alaali sirumba faco malako
Qutro Chorus Gwe gwe [Gweno daawo] Olobera ku bantu, hmm [Daawo] Ba kukuba one, two [Gweno daawo] Bbusu mu bintu [Daawo] Olobera ku bantu [Gweno daawo] Ba kukuba one two, hmm [Daawo] Bbusu mu bintu [Gweno daawo] Abo be bantu [Gweno daawo]