Intro This is the way we do it Recho Rey, Invader Nze akali mu center It is the black girl fly
Verse I Ffe Tuzina kalyonso, mino mino [Gwe] Magulu kabina, kiwato mikono [Mmm] Green made it, atabudde mukano [Ekitufu] Katuzine amazina buli musono [Eh] Nga tewali atukuba na ku Mukono [Mmm] Design obuvaazi twambala Owino Gwe, ffe bavubuuka envumulo Maloboozi gaffe te gava mu mizindalo [kitufu] Tutukula nga masowani katandalo [Yeah] Abateesi, mutugyeko olukongolo Mwandaba dda, naye mukya ndaga amaalo Naye eno gye mbakubye ya bamalako ekyalo [oooh]
Chorus Wama endongo ekolere Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige Eby’okunywa babigule Oba tutanaka, tutanake DJ engoma ekolere Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige N’obubina tubigule Oba tukeesa, tukeese [Brii]
Verse II Webuziba enjuba ne genda gy’esula [Gy’esula] Nga naffe twanguwa, obukumba twesala [Obupati] Kuba kuzimba, kuba kwetala [Nga mayanzi] Tuba tulina okunonya ew’ogubochela [Omuziiki] Wadde agayaye gaba ganji ku bbala Naye tuba steady teli bya tukwabula [Tebatusobola] Tubeera bangi mu kikoosi [Mu kikoosi] Kubanga naffe tutya ba kifeesi [Tubatya] Gwe, ffe tetubonga na bateesi [Nabo] Tetwagala tukuba zzi stress [No] Girlfriend waba nga tazina mugobe [Ggoba] Waba tayagala, siba obubwo anobe
Chorus Wama endongo ekolere Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige Eby’okunywa babigule Oba tutanaka, tutanake DJ engoma ekolere Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige N’obubina tubigule Oba tukeesa, tukeese [Brii]
Verse III Yee! Invader! It is the black girl, fly Recho Rey Tuli bakaabi, tukikubya mateeka [Green made it] Ffe tuzina kalyonso mino mino [Gwe] Magulu kabina, kiwato mikono [Mmm] Recho Rey yatabudde mu kano [Ekitufu] Katuzine amazina buli musono [Ehh] Nga tewali atukuba na ku mukono [Mmm] Design obuvaazi, twambala Owino Gwe, ffe bavubuuka envumulo Maloboozi gaffe te gava mu mizindalo [kitufu] Tutukula nga masowani katandalo [Yeah] Abateesi, mutugyeko olukongolo [bagambe] Mwandaba dda, naye mukya ndaga amaalo [Mmm] Naye eno gye mbakubye ya bamalako ekyalo [oooh]
Chorus x2 Wama endongo ekolere Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige Eby’okunywa babigule Oba tutanaka, tutanake DJ engoma ekolere Muwala wazze ku zzina, guma bakunyige N’obubina tubigule Oba tukeesa, tukeese [Brii]