Oba nkuteeke ku nnyolo (eh) Oba nkutijjise nkunaaze ga nsuwa (eh) Oba nkufuule muwere obeere mu kibaya (eh) Baby toba nga wantereka mu ccupa Nsaana kukebera Kyoba omanya kale natuuza niya Eky’okukwagala wakinsomesa Gwe beera nange tulipanga dunia Birooto tubizimbe nga batulaba Ekigambo love kankuwe Kansige nkungulenga byensize eeh Omwana maaso ga ndege Nja na kumuwasa embaga makeke Nalayira okumuta waakiri nfe Mpozzi nga mwagala kukuma lumbe You’ll be the mother to my baby one day You know I love you from the first day
Oba nkuteeke ku nnyolo (eh) Oba nkutijjise nkunaaze ga nsuwa (eh) Oba nkufuule muwere obeere mu kibaya (eh) Baby toba nga wantereka mu ccupa Nsaana kukebera Munnange lwotali eno nange sifuna tulo Nze wootali obulamu bwansobera Obwo obulungi bwo tebabutunda wano Mu maduuka naye abayaaye baalibumazeeyo Bast Media akutenda bwe walungiwa Arafat, Feffe Bussi bakutumira Onsiiba ku mimwa eno erinnya baliwulira Guno omukwano mateeka
Oba nkuteeke ku nnyolo (eh) Oba nkutijjise nkunaaze ga nsuwa (eh) Oba nkufuule muwere obeere mu kibaya (eh) Baby toba nga wantereka mu ccupa (eh) Nsaana kukebera