Nyabo Lyrics by Gravity Omutujju


Felix on the beat

Ontize tiize ekiwundu mpaka kyabise
Kekyabise omutujju yakyakyayiise
Ne work wambwa Katie wada mupalapasa
Eno njikukubye kale nakulese owolokose
Bino gwe owasoka obikuba mu hit tetuganye
Hu hu Aaah ahh (Ela siwakanye)
Walema Kumanya nti ekyo tekikufula mwemye
Just wayambako kuyanjula nze mwenye
Rapper okumpalampa osoka kolanga daamee
Nga Cindellera seboo nange nina zidami
Gatujjutuka kuba tekyali kuduuka
Anti ne Entebbe airport nzigale, Teli kutoloka
Ehh ehh, Anti wasoma kutolako
Fee twasoma kugatako
Eya soma okutolako
Tava eli namaala geneligyako
Gwe nyabo, Wasoma kutolako
Nyabo, Fenetugatako
Gwe nyabo, Eya soma okutolako
Tava eli namaala geneligyako
Gwe zamba Tula mubufumbo bwo otebenkele
Baawo mufumbile no obulili omwalile
Eno teri kyosoboola tula eyo okailile
Ffe abasajja twogeele, gwe osilike owulile
Teleza mpisa ofumbe sagaala otukabile
Nebizibu byomumaka sagala otubulile
Baawo bwaba yebowa, Dayo ensiko ojikyalile
Ekyo kyekiloto kyo kuva buto bakwanjule
Nsimbi, Mubufumbo kendeza kelele
Sibuli kyowulideko nti ojavayo okyogele
Muyombele nga munji nekisenge Kigaale
Nekilala kendeza kumululu gwemele
Abaana zaala omwami wo akole abawelele
Engoye na abakyala kati mwambala empale
Kakana bwolemwa obufumbo Wetema mbale
Emputu olina yambuzi nga bajitwala kutaale
Ehh ehh, Anti wasoma kutolako
Fee twasoma kugatako
Eya soma okutolako
Tava eli namaala geneligyako
Gwe nyabo,Wasoma kutolako
Nyabo,Fenetugatako
Gwe nyabo, Eya soma okutolako
Tava eli namaala geneligyako
Ekintu kyali wansi kwekuvayo nenkisitula
Byali bibowa abatuze nembachamula
Buli omu nasima amattu kyegawulila
Ba rapper benasangawo ne bafukamila
Abaamu baduka obufumbo nebubamila
Balala bakyusamu nebangobelela
Stylo ewambye boona mwebayitila
Na abali balobye baamanya webafunila
Mukube mungalo kulwekyo kyenavumbula
Jangu webuze engeli jenakikola
Kyali kibulamu empagi elikiwanilila
Vamu bukyayi zukuka ate tosumagila
Tukuba tunoza engoma kati oziwulila?
Abantu baziina ebibaala tubibootola
Emilembe jakyuka ebintu kati bilala
Zamba toja eno omuliro gubabula
Ehh ehh, Anti wasoma kutolako
Fee twasoma kugatako
Eya soma okutolako
Tava eli namaala geneligyako
Gwe nyabo, Wasoma kutolako
Nyabo, Fenetugatako
Gwe nyabo, Eya soma okutolako
Tava eli namaala geneligyako
Buffumbo sibwangu nyo nga okozesa emandule
Lero madam kino kyenzize nkubangule
Eno teli kyosoboola naye wetunulile
Bela mukyala wampisa yiga olugero
Embulile oli mukazi ndi musajja oyagala ontagule
Lindamu malilize ate sagadde omambamile
Ekyo kyewali oyagala kekadde owomule
Wasiga ela byabaala ki tokiliza okungule
Leka abalina ebyokya kati tusumulule
Ebibyo eno byagwako nwelela eyo mugoole
Byetulina byebiriko leka abantu bagule
Leka obujja nempalana, industry etambule
Ehh ehh, Anti wasoma kutolako