Aah aah haa abiiti biti biti yoo Gravity omutujju OK Baur
Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta Abiiti biti biti yoo Omwana mwagala lwakuba naye anjagala Abiiti biti biti Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta Abiiti biti biti yoo Omwana mwagala lwakuba naye anjagala Abiiti biti biti
Olwasoka twesanga mukubo kukaloo Abiiti yankubaa kwolwo nze eyali mumaloo Mubuza jasulaa mutumye na baby gal Sasula nga musomera bivako kwolwo Nze gravity owa kata konkome maala Mu kampala mwe nkulide ela mwembela Hit zenkuba nfune sente kulwembela Ate gwe muwala mbulira ani akuzala Yasoka kulanya kuvila dala kukasolya Mutuba siga kulugya nenva mumbera Mba nvawo nabuza jendaga nga nkyetotola Anyinyonyol a mbu walugave ela yanamakula Lwa nduga, lwa katende Akubye no omubaala Wa butambala e kampala yagya kyaala Bwokubaa esimu Ajikwata mwatu nafukamila Wamalo naye anyumila buli Kyakola
Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta Abiiti biti biti yoo Omwana mwagala lwakuba naye anjagala Abiiti biti biti Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta Abiiti biti biti yoo Omwana mwagala lwakuba naye anjagala Abiiti biti biti
Mu saloon inna gwayagala kunjala Toyi yajizila yankoma gyayagala Bulb ajisuyisa mumva nga tezikila Mumotoka ajamu engato nayingira Teleka byakulya apakira mukavera Enkoko yomukyuma tajilya yetolora Mbu evbera nekamunguluze eja musuula Price tag ku ngoye bwazambala Blue band amwesiga nga Bizigo nanyilira Tomato source aguyita musayi tamulya Talisa na fork mukamwa emukwagula Doom gweyekubanga perfume neyetala Carpet yekyoya ye blagiti mwasula Sifa kubyakola kyenva nze Mwagala Yono gwenjogerako omulungi kalala Alinga waragi kuba namutamira
Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta Abiiti biti biti yoo Omwana mwagala lwakuba naye anjagala Abiiti biti biti Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta Abiiti biti biti yoo Omwana mwagala lwakuba naye anjagala Abiiti biti biti
Lumu yansabaa mutwale asule mungato Salinda kubanga lwali lwa sato Twanyuma nyo nga mbaga Ya kulyato Tuba tuyingira ekibaala najamu engato Sekanga film yatandika etyo Tutumya ebyokunwa natumya tonto Ba waiter baseka ko ye buno buzonto Ekibala yakyefuga azina azonto Soda bulikika emeza adugaza atyo Kwali kujoga kwamuna kyalo bwatyo Kumakya mulugya mwakumye ekyoto Kubaa ka foto ku apartment ze Ebukoto Afumba mugoyo akunganiza butoto Banyumya engero babukira ne mubisoto Anefuga ekiro wenjogerera ali lubuto Anefuga ekiro wenjogerera ali lubuto
Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta Abiiti biti biti yoo Omwana mwagala lwakuba naye anjagala Abiiti biti biti Ono mwagala ne bwonkubaa emigo simuta Abiiti biti biti yoo Omwana mwagala lwakuba naye anjagala Abiiti biti biti yoo Abiiti biti biti yoo Abiiti biti biti yoo Abiiti biti biti yoo Abiiti biti biti yoo