Tambula, tambula love ojje Ebintudde ku bwongo Ssi birala bya love affair Era w’ondabira wano Aŋŋambye nti mulinde ajje Ebintudde ku bwongo Ssi birala bya love affair, eh Neesunze akawoowo ko mukwano Nkulinze nga lwe wasuubiza omutwalo
Wano wano wano wano ah Wano we wali ebiruma wano Wano wano wano wano ah Bino bino bino bino ah Bw’oba toliiwo biruma bino Bino bino bino bino ah
Mubiri gwange gwategeera gwe Gwasiima gwe Bintu byange byategeera gwe eh yeah Manya nze ndi kibuga kyo Jangu osolooze tax (naawe) Mpulira ndi so thirsty Na buli bw’olwawo manya ndowooza bingi Jangu ondabeko bambi Okukwagala kye nasigaza talent yeah You’re my talent Kambe kambe your umbrella You’re my rella
Wano wano wano wano ah Wano we wali ebiruma wano Wano wano wano wano ah Herbert Skillz on deh one Bino bino bino bino ah Bw’oba toliiwo biruma bino Bino bino bino bino ah
Onkaabizza love entutteko bingi Entutteko bingi Come for your love esusse babe Esusse babe Bw’ovaawo nfuuka musiru Yeggwe my hero my Mandela Ondi ku bwongo ppaka ne ku lulimi Jangu okebere ku birime byo ssebo omulimi Gwe kimanye yeggwe gwe ndoota Kimanye yeggwe gwe ndoota Eyo mu kiro, yeggwe gwe ndoota My love, my Mandela
Wano wano wano wano ah Wano we wali ebiruma wano Wano wano wano wano ah Bino bino bino bino ah Bw’oba toliiwo biruma bino Bino bino bino bino ah
Wano aah aah aah aah, eh eh! Wano na wano na wano na wano