Singa singa Mukama yali atulaga emitima Kale nze saali zunze biri biri ebyamaluma Nandizze gyoli Ne silinda kuyita mubanuma Nga tukalaga darling Nkakasa wava eri Mukama Yakuntondera ng'oli wange N'akuwa color efanana eyange Olubirizi lwo nzuuno munange Omubiri gwo mwemwava ogwange Kati tuli omu n'ono abange Tuli musaayi gumu banange Terako ananise kaweta munange Buli gyenzira nzunga naawe
Kansubire eeh (Kansubire) Mu mutiima gwo tolyekyusa Tubifuule byaddala, ah Mbeere wuwo nawe obe owanga Kansubire nzubiza (nsubire) Mu mutiima gwo tolyekyusa Tubifuule byaddala, ah Mbeere wuwo nawe obe owanga
Aaaah aah! Nakulabirawo nga nakakufuna Nga buli wentunula gyendaga ndaba ettaala Olina omukwano Omanyi webakwata omukyala kale nŋanze Olina ebugumu, eh! Buli wonkwatako olutiko luddayo nze nembuguma Kilabe ebiiso Bilinga mama bya ndege yeah he! Ate otugalo two Tulinga kale twa malaika ma ma ma! Kyoka baby olina body! Onkwasa manyi tondeka kugwa mmmh! Kale mukwano love yo ddala sijilojja Nebwenkuvira nenkuleka gwe osigala ojja Wetwekyawa ne wenkuvuma ng'olukera ojja Ye banange oyo alinsigula oyo abaludde oh oh!
Kansubire eeh (Kansubire) Mu mutiima gwo tolyekyusa (tolyekyusa) Tubifuule byaddala, ah (aah ah!) Mbeere wuwo nawe obe owanga