Recordinga buli kyenŋenda okwogera wano
Singa bukya nebanerabiza
Playinga era onyambe onzijukize
Neyama butata love gyenina gyoli
Time again ebirungi nebi fadinga
Naye nze gyoli sijja kuta
Love, erinya lyo nali savinga
Yegwe birungi atenkanika
Ovuganya na njuba, ah ah!
Omulisa ku mutima
Your love is what makes me your customer your love
Oli mufusa oli magician
Nze bwendaba (oli magician)
Oli lawyer oli pastor
Mu kayimba kali doctor
Oli professional magician its how I see (oli magician)
Oli actor mu zi action
Firimu zendaba
Spot Music (Magician)
Ogwanila kuyita baby
Ogwana na kuwa kirabo maybe daily
Hey I can never let go
Gwe wanerabiza abo abasoka
Ndabye bangi naye ate gwe
Love yo ensinziza amanyi
Darling love enfunziza walayi embuziza plan
Kama kawaida
Never mind never mind never mind you're my girl
Tebalina kye batugamba
They can try they can try but I can not let go
Oli mufusa oli magician
Nze bwendaba (oli magician)
Oli lawyer oli pastor
Mu kayimba kali doctor
Oli professional magician its how I see (oli magician)
Oli actor mu zi action
Firimu zendaba, oh oh owange.
Nkyakusoma naye sinakuyiga
Kansubire ndi kuyita
Era ebingi munze bye wasubira
Kansubire ebimu obifuna
Okay I wanna let you know
For your love I will never let you go