Nkomekkeredde ng’omudaawa Gwe nalonda nze gwe njagala tanjagala Bw’ogamba taabe gwe anaaba ani? Nze nga nakwesiga nnyo bambi Mmanyi ensobi zange zijjuza Uganda Love gye nina eyiyo ejjuza mayanja Ogamba nnyiiza nnyo kituufu Atakunyiiza oli musanga wa dear? Ne bw’olifunayo omulala eyo alikubiibiita Atali nze atuukiridde talabika Lady, omutima oguleetedde okwecanga Ntereeza wano otabangula wali Oli kirwadde era gwe dawa Gwe ddagala ooh oh, yeah yeah
Nnyabo tetukaka love tubirekere awo Bw’oba eyo Gy’olaga tonneerabira eeh Bw’otuuka eyo Nkusaba tonneerabira aah Love tonneerabira ooh oh
Kirooto kyange kyali kya kukwesigaliza Bw’oba olaba tekiisoboke ŋamba Gwe manya up and down Yeggwe mu bangi Gwe nalonda dear my darling Tompa ssuubi nga tonjagale Nkusaba omutima togulekera embale Baalugera bagamba emmeeme katale Nsonga ovaawo ne gunnyogoga nti kale Kituufu, ndi muntu era nsobya Mu ngeri emu oba endala Nze naawe tetuli bikoola Gwe manya nkwesigamako nti Oli mpagi yange hide, yeah Yes I’ll be fine yeah I am trying how to living off your love Love, love With you am feeling only down down down Kyoba omanya ewange kitalo talo talo Ewange gwe master passport yo Nze gw’oyita lier