Love yo enkubyekubye yii Kebera omutima oba osobola Omanye ekiri mu nze oyiiye eh Gwe wootoli mbulwa otulo Ne life efuuka struggle My babe, I miss you sure deal, ah Ŋŋamba omissinga nga bwe nkumissinga Nga nze bwe nkumissinga Ŋŋamba onjagala nga bwe nkulovinga, eeh Kyatule okyatule Mutima gwange gukwesize Yagala nze onsaasire, eh yee
It’s gonna take me some time to find someone Simanyi oba okiraba nti the day you leave me am done Naye ki twekoza? (twekoza) Tukole mukwano gwe tumanyi (twekoza) Abo babi tetubeefasa Yongeza mukwano bwe neebaza Love I can’t let you go Mazima simanyi na kya kukuwa Your love can’t let you go Nga bye ndoota by’onkola, eh yii No baby aba abakwanyi abo babakwanire eyo Nakwesiba gwe era oli wange omutima gutunuze eno Yee eh
Nkwata baby tonvaako (tonvaako) Ku mutima osule awo (tonvaako) Mu kiro enkuba ekuba, onnyweze (tonvaako) Ng’enkuba ekuba omutima gusule (tonvaako) Kwata kwata baby tonvaako (tonvaako) Ku mutima osule awo (tonvaako) Baby nnyweza (tonvaako) Ku mutima osule awo (tonvaako)
Eby’okububa kati bindekere Fuba kuloopa bakwepikira Ndi wa kulwana n’abo abakutaayiza eyo abakusiiya I got no money but ngezaako okufuna ke nfunye Nsaba Katonda atuteerewo ekkubo tulifuna Eno life minzaani Omukwano gwa Angelo ne Yna gwankuba Njagala bwotyo babe