Wewandeka wenkyali ndowoza gwe Ah bakuveko abakwesunze In my heart, I know I won't find another one If I do then I will be on a wrong one Mummy love, I'm daddy love Sonyiwa nze omugwagwa wo Yenze asinga okukulumya Era asinga okukwagala Singa oluyimba lwa Ykee Benda Superman Lwali lwange singa era lulwo Nkera ne guitar yange, ne nkuyimbira nkugambe nti nkumisinga nyo nyo
Amaaso gaziba kati ndaba luffu Era love wotali, eno mbera muffu Hope you know that You make me cold, sometimes you burn Still I don′t know (still I stil I) Singa emitima gyali gyogera Ogwange n'ogugwo nga jjinyumya Negukugamba bwempumira munda Ate era singa, singa nali omusawo oy′owamanyi Nandi janjabye nga gwe, omulwade omu bwati