Both Gira tukiggale Kino tukiggale Gira tukiggale ggwe Mmmhhh Ah gira tukiggale Wantwala omwoyo Kino tukiggale Gira tukiggale ggwe
Carol You have been far away Ng’omutima guluma guluma Nga buli lwe neesunga nkwateko Nga biba birooto mwe mba Aah Maama naloota mmh Abange nga neesunga Nga laba omusajja gwe neesunga Wuuno mutuseeko Naye alinze nze bambi Mmmhhh
Eddie Nantongo laba bw’otuuse Ng’ate bambi nakuloose Nga nkulaba otudde wano wendi maama Mu mukwano omungi era Bitya bambi gy’obadde Babe jangu wano Gye mbadde nga siyala ah Leero nteredde
Both Don’t you worry Kasita nze wendi Nange wendi Nze wuwo
Eddie Gira tukiggale Kino tukiggale Gira tukiggale ggwe
Carol Ssenga Ssenga yambuuzanga Nti aliwa? Omusajja gw’olinze y’ani? Nga bwe neesunga Ng’ate oluusi bwe ntya Nakupenda sana Nsaba obeere owange Nakukunda kyane Nakupenda sana
Eddie Now I got you babe I’m gonna take you down to ma home Now I got you babe I’m gonna take you down to ma home Ntongo sembera Ebirowoozo n’omutima biibino Ntongo nze wuwo Nkakasa nti tondeke mu mpewo
Both Don’t you worry Kasita nze wendi Nange wendi Nze wuwo
Carol Waliwo abanyumya abageya abaloga Abagamba nti twete Nze nafuna mwana wa boobo Simugatta na migunju Tugende nga bwendi Nze ewaka siddayo Nze kasita oli nange Buli kimu tusanga eyo N’engoye tusanga eyo Eby’okulya tunalya eyo oh
Eddie Ye nga ndabye nnyabo Eby’okola by’ebingi Nze tomenya enkizi Gwe tonzinisa amateera Omugongo gwange gukaluba Tonkola eby’ekitiini Eh yeah Gwe jangu jangu eno mwatu nkukwateko Wotabadde mbadde nfa nze ebirowoozo Bw’otuuse oti laba obulamu bwe bwejaga Tera otuuke kuba nalinda dda
Both Ayi Eh babe Nze bannange ondaajanya Eno ntujjo ya mukwano Nyumirwa nyumirwa nyumirwa nyumirwa Nze mwana ggwe bannange tonta Nkwata nkwata nkwata nyweza Wooloolo wooloolo wooloolo Bannange onsanuula I know darling is only me Ayi I know Ayi Nze bannange ondaajanya Eno ntujjo ya mukwano Nyumirwa nyumirwa nyumirwa nyumirwa Nze mwana ggwe bannange tonta Nkwata nkwata nkwata nyweza Wooloolo wooloolo wooloolo Mwana ggwe onsanuula