Nsiba ku kikondoolo Nteeka ku kikondoolo ooh Nsiba ku kikondoolo Kyonna kyonna ky’ompa nditwala ekyo Nsiba ku mugongo ogwo ah Omugongo ogwo oh Nteeka ku mugongo ogwo Kyonna kyonna ky’ompa nditwala ekyo
Yo, ompoze mukwano Oli wa kusasulwa mukwano Onjagaza kyejo Nange kankwagaze kyejo Nze ntera okunyamu eggiraasi Naye gwe bwotanywa legako akendo Ntera okunyiiga nga nyweddemu Naye gwe ku gwe mba ŋŋonda Nze n’enkata nazinga bugongolo Nga sinnaba kukwetikka, girl Nga sinnaba na kumanya Oba ekituufu twetuuka
Nsiba ku kikondoolo Nteeka ku kikondoolo ooh Nsiba ku kikondoolo Kyonna kyonna ky’ompa nditwala ekyo Nsiba ku mugongo ogwo ah Omugongo ogwo oh Nteeka ku mugongo ogwo Kyonna kyonna ky’ompa nditwala ekyo
Ndigenda n’ekyo Ky’oliba ompadde nange kye ndisiima Ndinywerera awo Ku mugongo gwo obutakoowa Cha, balikubuuza Nti wamujja wa guy amanyi okuyimba, eh? Obaddamu nti Nayiga buyizi kusanyusa gwe, eeh! Ekyagaza omubi ddala omulungi tamanya Omulungi tamanya Nandyagadde nkubenga kumpi awo Naye ssebo nkutya
Nsiba ku kikondoolo Nteeka ku kikondoolo ooh (ekikondoolo) Nsiba ku kikondoolo (nteeka ku kikondoolo) Kyonna kyonna ky’ompa nditwala ekyo Nsiba ku mugongo ogwo ah Omugongo ogwo oh Nteeka ku mugongo ogwo Kyonna kyonna ky’ompa nditwala ekyo Mpeeka, ku mugongo ogwo (aradade) Omugongo ogwo ooh (ha ha ha) Hmmm (Queen Iryn, yo) Zigidi bigidi digidi yo Red Zone cover men come mash up the show Red Vibes you know Andy Music Yeah