Oliwa Stellah? (oliwa?) Komawo tunoge amapeera (oliwa?) Sama Sojah (oliwa?) Chemical Beats na na na
Amundabiddeko Stellah mugambe nfa Okuva lwe yagenda ssefeelinga Nasigala awo bwentyo nga neebuuza Ani eyasigula Stellah eyamwerabiza? Munoonyezza e Ntinda (tewali) Munoonyezza e Mbale eyo (tewali) Munoonyezza e Mbarara (tewali) Karamoja natuuka dda (tewali) Eh yo Stellah Mutima gwange tegulikukyawa
Kyakuwa mbu yakusanga ku kisaawe e Kenyatta Wandiba wafuna akalimu Oteranga n’oddako eno nnyabo (nnyabo) Nsuulira omwoyo obw’olumu (nnyabo) Nze amapenzi gannuma simanyi kya kola Ninga omulwadde kanzunzu Oteranga n’oddako eno nnyabo Nsuulira omwoyo obw’olumu
Herbert Skillz pon dis one
Munoonyezza e Ntinda (tewali) Munoonyezza e Mbale eyo (tewali) Munoonyezza e Mbarara (tewali) Karamoja natuuka dda (tewali)
Stellah maama ambuuza nti nno wadda wa? Naye kale ne neebuzaabuza Ntya nnyo tandowooleza nti nakubonyabonya Empisa ne zikunnemya Stellah taata ambuuza nti nno wadda wa baby? Naye omukwano gwesiba Ntya nnyo okwogera ebigambo tebirinsimattuka Amagezi ne gatanjuna (Gano amagezi ne gatanjuna)
Naye oliwa naye Stellah? (oliwa?) Komawo tunoge amapeera Wadda wa ennaku zino nnyabo? (oliwa?) Obeera wa naye Stelah? (oliwa?) Komawo tunoge amapeera Oliwa maama mbuuza? (oliwa?) Wadda wa naye Stellah? (oliwa?) Akawoowo ka Stellah (oliwa?) Kandi ku pillow nkawulira (oliwa?) Wadda wa naye Stellah? (oliwa?) Zion K naye akubuuza (oliwa?) Ffe tetukyebaka Komawo ewaka He he he Lyrical Senator you know