Ha! Eddie Dee Ah Di Lyrical Senator Red Zone Ah deh baddest government Sama Sojah make tell dem know
Akwagala akola atya, akola atya? Ddala omanya otya? Nakwegomba dda dda dda nnyo Nga Weasel tannaba kuba star Kati nnyabo ndi ku command zo Wano ky’oyogera ky’ekikola Cadet wo amanyi ebiragiro Ky’omugamba ky’ekikolwa Nze ne bw’ontuma ku bigere e Jamaica Ŋŋenda ne nzira kasita onsuubiza Nti akayimba bwe naakayimbamu Ak’omukwano on’ombiibiza