Sama Sojah na Washington Outta Red Zone Kati ddamu oŋambe akaama Akaama, akaama Kandeka mu bbanga nga mpaala Master Records you know Akaama Biribibambaba
Nsiibuza eddoboozi lyo eriwooma (eriwooma) Nkubya obufaananyi Nga bwe mbusiiga (hmmm, babe) Tosiba mutima togukweka Kubanga mwe mbutimba Obufaananyi ne bu cinema Sisobola kulyerabira Eddoboozi lyo eriwooma okuzaama ah Lwe waŋamba akaama Gano amatu wagaleka gasaanuuka
Kati ddamu oŋambe akaama Akaama, akaama Kandeka mu bbanga nga mpaala Akaama, akaama Hmmm ddamu obuŋŋambe obugambo Ng’onsiibula, akaama Nti mperekeraako awo ntyawo Akaama, akaama
Nebwotatona bingi Akaama kamala bulungi Okwo bw’ogattako smile ne design n’onyuma Katonda yakuwa ka langi Gano amaanyi g’eddoboozi lyo Babe ge gansisimula buli kiro, hmmm Nga mpimapima omukwano gwo Babe ku minzaani y’eddoboozi lyo Nandikusabye oba notagenda Naye abakadde tobanyooma
Kati ddamu oŋambe akaama Akaama, akaama Kandeka mu bbanga nga mpaala Akaama, akaama Hmmm ddamu obuŋŋambe obugambo Ng’onsiibula, akaama Nti mperekeraako awo ntyawo Akaama, akaama
Biribibambaba
Akaama Akaama Sama Sojah na Washington Akaama Biribibambaba
Akaama omwoyo ke kagenda nagwo Nga wadde omubiri kaguleka wano Akaama n’ekiro ke kampa otulo Nkalowooza ne nsumagira Gano amaanyi g’eddoboozi lyo Babe ge gansisimula buli kiro, hmmm Nga mpimapima omukwano gwo Babe ku minzaani y’eddoboozi lyo Nandikusabye oba notagenda Naye abakadde tobanyooma
Kati ddamu oŋambe akaama Akaama, akaama Kandeka mu bbanga nga mpaala Akaama, akaama Hmmm ddamu obuŋŋambe obugambo Ng’onsiibula, akaama Nti mperekeraako awo ntyawo Akaama, akaama
Nsiibuza eddoboozi lyo eriwooma Nkubya obufaananyi Nga bwe mbusiiga (hmmm, babe) Tosiba mutima togukweka Kubanga mwe mbutimba Obufaananyi ne bu cinema