Omwenge (Ava @ Peace beibe)
Omwenge (T to the N to the S)
Guno omwenge (Ddamu ogimpe ddamu ogimpe)
Big Davie Logic (Recho Rey, its way we do it brrrrh)
Zinno zenafunye ne kapa tezibuusa (sente)
Waiter guleete oludewo okutuuka (guleete)
Laba atte olessemu eby'okunywa ebinyooka (brrrrh)
Bagaga kwagalana abaavu kweloga (kulanama)
Bwotandaga money nze love tenoga (yeah)
Wakandaba mbu oyagala kukebera (mmh)
Gwogulideyo kamu naye omukebera
Style ntamivu eno tewaba nakubala (yeah)
Abaana batamide omwenge bayoya mulala (he!)
Bambi tonfuna bubi nze tonfuna bulala (yeah)
Wamma Ava Peace bino bibe bya lulala
Nze nafunye vibe ndi mu mwenge
Ndi mu mwenge
Abankubira kati ndi mu mwenge
Ndi mu mwenge
Kale omwenge
Ondetera nze n'eddembe
Taata yaŋŋamba omwenge
Gwe gwawassa nyo abesenge
Kale omwenge
Ondetera nze n'eddembe
Taata yaŋŋamba omwenge
Gwe gwawassa nyo abesenge
Situka koona omubali (te-te)
Ekyaana era gwe kifune (te-te)
Oba ogunya gwe kutumye (te-te)
Oba ogukooye wa nekubali (omwenge)
Kudigida eno tewali nakwekoza (tewali nakwekoza)
Nze tonyuma biboozi bya stress nze byantama, eeh byantama, eeh!
Nze nafunye vibe ndi mu mwenge
Ndi mu mwenge
Abankubira kati ndi mu mwenge
Ndi mu mwenge
Kale omwenge
Ondetera nze n'eddembe
Taata yaŋŋamba omwenge
Gwe gwawassa nyo abesenge
Kale omwenge
Ondetera nze n'eddembe
Taata yaŋŋamba omwenge
Gwe gwawassa nyo abesenge
Bichamula binyuma obulamu bwadala (bwadala)
Style ntamivu eno tewaba nakubala (nakubala)
Situka koona omubali (te-te)
Ekyaana era gwe kifune (te-te)
Oba ogunya gwe kutumye (te-te)
Oba ogukooye wa nekubali (omwenge)
Funamu gagaziwa
Basumulula batya eyo Tequila
Kanno kentamiddemu kati njagala kuzina
Ne stress z'abasajja zija kuwona (sabula)
Nze nafunye vibe ndi mu mwenge
Ndi mu mwenge
Abankubira kati ndi mu mwenge
Ndi mu mwenge
Kale omwenge
Ondetera nze n'eddembe
Taata yaŋŋamba omwenge
Gwe gwawassa nyo abesenge
Kale omwenge
Ondetera nze n'eddembe
Taata yaŋŋamba omwenge
Gwe gwawassa nyo abesenge