(Intro)
Grey Town
(Verse 1)
Nasimye nga sitamidde
Baby owange tosobya
Mwe abaŋŋamba nti tateredde
Bwemuvaawo muloppera
Byona byemuŋŋamba mu ganyabo
Temututankulira ntalo
Bannange mundekke nyumirwe owange
Ne bwebeeranga nsobi ngigweemu kulwange
(Pre-Chorus)
Kubanga nkwagala bya munda baby (bya munda)
Baby nkwagala bya munda baby (bya munda)
(Chorus)
Kankwagale olidda kwebaza baby (olidda kwebaza baby)
Nkuwadde byotasubira (olidda kwebaza ggwe)
Kankwagale olidda kwebaza, baby (olidda kwebaza ggwe)
Nkuwadde byotasubira (olidda kwebaza ggwe)
(Verse 2)
(Bwembimanyanga)
Sinamanya kyokoze baby (nwananga)
Ntandikira olutalo (Bwembimanyanga)
Kyokoze baby iih (nwananga)
Ne bweeba nsobi
Tobiŋŋamba ku my baby nze
Manyi mweyita bakabi
Mwefuula abatumanyi enyo
Bannange mundekke nyumirwe owange eh
Ne bwebeeranga nsobi ngigweemu kulwange
(Pre-Chorus)
Kubanga nkwagala bya munda baby (bya munda)
Baby nkwagala bya munda baby (bya munda)
(Chorus)
Kankwagale olidda kwebaza baby (olidda kwebaza baby)
Nkuwadde byotasubira (olidda kwebaza ggwe)
Kankwagale olidda kwebaza, baby (olidda kwebaza ggwe)
Nkuwadde byotasubira (olidda kwebaza ggwe)
(Outro)
(Bwembimanyanga)
Sinamanya kyokoze baby (nwananga)
Ntandikira olutalo (Bwembimanyanga)
Kyokoze baby iih (nwananga)
Nasimye nga sitamidde
Baby owange tosobya
Mwe abaŋŋamba nti tateredde
Bwemuvaawo muloppera
Byona byemuŋŋamba mu ganyabo (Bwembimanyanga)
Sinamanya kyokoze baby (nwananga)
Ntandikira olutalo (Bwembimanyanga)
Kyokoze baby iih (nwananga)