Am caught up in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood
Longtime no see
Ondi ku mimwa nga mboozi
I used to be yours
Nga tufaanagana okkira emijoozi
Nange gyendi eno
Gye wandeka eka eno
Maziga n'ennaku baabitwala
N'omukwano gwo baagutwala
Nafuna eyammanya mu nnaku
Yammanya n'ewataali ssanyu
Yagumira obunafu bwange
N'agumira ennaku yange
Hmmm, ssi kwewaana
Kuno ssi kwewaana love gy'ampadde
Endeetedde okulowoozaako
Endeetedde okulowooza
Am caught up in your mood, mood
Dear ex am in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood
Hmm, munnange ebirooto byo byakola
Kayimba nateekayo kaakuba
Buli gye ndaga bampulira
Wankyawa emikisa n'oggulira
Kansuubire nti byendi byoli
Ne munno boyfriend
Bwe twali ffembi ebyalema nsuubire abikuwa
Nze nafuna eyammanya mu nnaku
Yammanya n'ewataali ssanyu
Yagumira obunafu bwange
N'agumira ennaku yange
Nyiize ng'anteeka mu mood
Kati oba nfune mmundu
Gye mba mukuumya
Abamwegomba bajjudde obusungu
Am caught up in your mood, mood (aaah)
Dear ex am in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood (aaah Dear ex am in your mood)
Am caught up in your mood, (Onteeka mu mood) mood
Am caught up in your mood
It's Cloud Africa
(aaah Dear ex am in your mood)
Bad Man Records
Hmmm, ssi kwewaana
Kuno ssi kwewaana love gy'ampadde
Endeetedde okulowoozaako
Endeetedde okulowooza
Am caught up in your mood, mood (aaah Dear ex am in your mood)
Dear ex am in your mood, mood
Am caught up in your mood, mood (aaah Dear ex am in your mood)
Am caught up in your mood, mood
(Onteeka mu mood)