Follow @pearltunes.com on TikTok
0:00
3:02
Now playing: Nonda

Nonda Lyrics by Liam Voice


Grey Town

Bwe ndifuna anjagala nange
Alinnondayo mu bakyawe
N’ampita sweet babe ng’abaana abalala abalonde
Aliddaabiriza omutima
Ng’anjagala tafa ku bya nfuna ah
Talikoowa ddembe
Ate talisanga bukambwe
Ndayira simuzannye dirty
Aliba afunye nze buddy
Bwetuneewa obudde
Ndiguma ne mu bulwadde
Eeeh eeh nonda
Oyo alinnonda
Hmmm hmmm nonda
Oyo alinnonda

Alinneetwalira
Aliba afunye package ejudde oyo alintwala
Yesiimye alintwala aah
Alinneetwalira bae
Aliba afunye package esinga oyo alintwala
Yesiimye alintwala ah
Oyo alinnonda
Oyo alinnonda
Nonda
Oyo alinnonda

Sweet ndimuwa omukwano
Nze ndimuwa orukundo
Ndiba bunnyogovu
Bw’alibukoowa mbeere ebbugumu
I’ll kiss and caress
Omutima gwe put at rest
Bw’alifuna nze amaze
Ndimukuuma okukira amagye

Alinneetwalira
Aliba afunye package ejudde oyo alintwala
Yesiimye alintwala aah
Alinneetwalira bae
Aliba afunye package esinga oyo alintwala
Yesiimye alintwala ah
Oyo alinnonda
Oyo alinnonda
Hmmm hmmm nonda
Oyo alinnonda

Bwe ndifuna anjagala nange
Alinnondayo mu bakyawe
N’ampita sweet babe ng’abaana abalala abalonde
Aliddaabiriza omutima
Ng’anjagala tafa ku byanfuna ah
Talikoowa ddembe
Ate talisanga bukambwe

Alinneetwalira
Aliba afunye package ejudde oyo alintwala
Yesiimye alintwala aah