Pawaz Entertainment
Cloud Africa, Grey Town
My beibe ogamba otya?
Oliyo otya eyo gy'obeera?
Nze eno gye mbeera
Munnange nkulowooza
Omutima negummanja
N'ebikemo nebyesomba
Nga nkulowooza
Olwo abagagga neebesomba
Abo abalina obusente, ebizimbe eh
Nensaba Mukama atuyambe
Ofune akukuume
Bw'oliba ofunye twezimbe (You're my love)
Kuba omanyi nti ngezaako
Nentetenkanya embeera n'egaana
Njagala amaziga nkwozeeko
Ng'owerekerwa mmotoka ziba ana ah
Mukama gwenkwasa
Paka lwendikomawo muko n'akunkwasa (N'akunkwasa beibe)
beibe eh, beibe yeah
Lwendizifuna we'll fly away
Fly away beibe (beibe)
We go fly away
Fly away, beibe yeah
Lw'olizifuna we'll fly away
Fly away beibe
We go fly away
Fly away beibe
Balitunula batya?
Abo abaaseka abo!
Balitunula batya?
Mu kadaali ng'onekaanekanye
My beautiful angel
Balitusibako ebigambo
Ab'agagambo, balitusibako emisango
Nebwoliba nga tolina
Nga ssente tewali ndigenda gy'oligenda
Okulembere, ngoberere kubanga nakupenda
Lwendizifuna we'll fly away beibe (beibe)
We go fly away
Fly away, beibe yeah
Lw'olizifuna we'll fly away
Fly away beibe
We go fly away
Fly away beibe
Nebwoliba nga tolina
Nga ssente tewali ndigenda gy'oligenda
Okulembere, ngoberere kubanga nakupenda
Nebwendiba nga sirina
Nsuubiza baby
Nti oligoberera
Kubanga nakupenda
Lwendizifuna we'll fly away
Fly away beibe (beibe)
We go fly away
Fly away, beibe yeah
Lw'olizifuna we'll fly away
Fly away beibe
We go fly away
Fly away beibe
Ah we go dance, we go vibe, we go drink
Ah we go eat, we go dance, we go dress up
Oh na ah!
Dj Heavy 256
Ray Signature
Dr. Lover Bwoy
Dr. Lover Bwoy
Dj Heavy 256
Radio & Weasel
Paulo Kafeero
Marios
DJ Ash Bwoy
pt Collection
Dr. Lover Bwoy
Dr. Lover Bwoy
Ntaate
Grenade Official
ft. Mr. Tee
T Paul 256