Follow @pearltunes.com on TikTok
0:00
3:02
Now playing: Onyonona

Onyonona Lyrics by Liam Voice


Sai Beats
Grey Town

Twatuuka tutya wano?
Okuba nga twevuma
Gw’eyali ampananga okuba ng’oneevuma!
Twagabananga ebirooto
Nga twerimba mu biro omwo
Gy’onagenda, nange gye n’agenda
Okugumiikiriza bwe kwagaana gwe woman
N’ogenda otyo n’oneesamba, ah
Kati oli eyo okyusakyusa story
Gw’eyali owange onjevuna nkooye
Onsabira bankyawe
Ate nga gwe, kizibu
Tebyandinnumye, naye ate okunnyonoona
Erinnya olisaaba bisooto buli gy’olaga onnyonoona
Tebyandinnumye, naye ate okunnyonoona
Erinnya olisaaba bisooto buli gy’olaga onnyonoona

Ng’ate yeggwe eyankyawa
Yeggwe eyankyawa
Kati ongeya nga bwenkaawa
Ng’ate gwe eyankyawa
Ng’ate yeggwe eyankyawa
Yeggwe eyankyawa
Mbuulira obubi bunva wa?
Ng’ate gwe eyankyawa

Lady, nakuyiirawo omubiri
Nga ndowooza olimu amagezi
Ebirooto nga bya babiri
Kumbe emmundu yo erimu amasasi, ah
Bwewashootinga wankosa
Ne ntungirira omutima ne ŋŋuma, ah
Kati oli eyo okyusakyusa story
Gw’eyali owange onjevuna nkooye
Onsabira bankyawe
Ate nga gwe, kizibu
Tebyandinnumye, naye ate okunnyonoona
Erinnya olisaaba bisooto buli gy’olaga onnyonoona
Tebyandinnumye, naye ate okunnyonoona
Erinnya olisaaba bisooto buli gy’olaga onnyonoona

Ng’ate yeggwe eyankyawa
Yeggwe eyankyawa
Kati ongeya nga bwenkaawa
Ng’ate gwe eyankyawa
Ng’ate yeggwe eyankyawa
Yeggwe eyankyawa
Mbuulira obubi bunva wa?
Ng’ate gwe eyankyawa

Twatuuka tutya wano?
Okuba nga twevuma
Gw’eyali ampananga okuba ng’oneevuma!
Twagabananga ebirooto
Nga twerimba mu biro omwo
Gy’onagenda, nange gye n’agenda
Tebyandinnumye, naye ate okunnyonoona
Erinnya olisaaba bisooto buli gy’olaga onnyonoona



Song Tags