0:00
3:02
Now playing: Nkulowoozako

Nkulowoozako Lyrics by Sheebah, Alvin Kizz


Kizz
Yes Boss
TNS
Alvin Kizz a level who?
Sheebah on da what?
Sheebah on de tings we tell dem say

Both
Ah you’re very pretty baby kankugambe
Nkulowoozaako
Are you gonna be ma babe kankubuuze
Nze nkulowozaako
Ah see your face beautiful baby girl
Nkulowoozaako
You see Kampala babe yo, ah run nanana
Nze nkulowozaako

Weekend Lyrics – Sheebah ft. Runtown

Kizz
Ah lwaleero nalabye ansaana
Atambula akubisa she’s a gunner
Teyeemanyi bamuyita Queen Karma
Akola wali ku TNS round the corner
Mulungi Zion’s daughter
Obulungi bwe ku basajja torture
Amaasoge gwe ga musaana gookya
Mukwateko nkakasa ajja kwokya
Ayambala bulungi designer
Proud of where she a from, Uganda
Enviirize za black ng’amanda
Talimba talina propaganda
Nze njagala muwe ze sirowooza
N’omwana anzaalire nakirowooza
Mugabi, tayagala muliro kumwokya
Woman pretty Queen for a King like me

Mummy Yo Lyrics – Sheebah Karungi

Sheebah
Tontuma mpola
Yalonda nze yes
Azina bulungi ku Sound Cover base
Akiŋŋamba daily am amazing
Abawala abalala he’s chasing
Olina bye noonya olina class
Engoye z’oyambala z’amasaali
Ne mikwano gyange gyonna nagigambye
Yeggwe musajja gwe nasiimye
Olina engeri gy’otambula enkuba by far
Ba guy nga gwe baava wa?
Wanzibula amaaso maaso ana
Babe akaama tekasaasaana

Both
Onjagadde wenna anti nga nkuwaana
Olaze abalala dat am the one
In ma mind and heart you’re the one
Wankola laavu ne nkyankalana
Wanzigya ku buwala obulala buli busege
Wankyuusa obulamu gimme a baby
See love you everyday like a glass babe
So me tell dem sey you’re my babe
Say love you everyday like a glass babe
Wankyuusa obulamu give you a baby
So me tell dem sey you’re my babe
Wanzigya ku bulala buli busege

Wanzigya ku buwala buli busege
See love you everyday like a glass babe
See tell dem sey you’re my babe
Aah, yeah yeah
Baur on the Beat