Vivian Tendo baby
Hmm mmh!
Beautiful my love, Eli Arkhis music
You're beautiful am sticking to my words, yeah
Kansubile nti am talking to my lovely human being
Ebigambo nabyo nina ntoko
Nabisengeza okuva olwegulo
Nyamba olwalero
Waliwo aŋŋambye nti oyitawo ng'ohutinga
Bwotuuka mumaso oparkinga
Oba yenze gwolinda aah nzijja
Gwe wange waama
King of my life
Beautiful paapa
Mba queen in your life
Owange yawangula
Owange yawangula
Sefuna nevunana
Gw'anumya gw'antawanya eeh eh hi!
Ndibeera beside you
Embeera wadde ng'ekyuka
Ndibeera behind you
Nga ngoberera nga nonya future
Yegwe gwendaba ng'ontunulira nga neyisa
Yegwe andetera okwekoza n'okwerumya
Gwe wange waama
King of my life
Beautiful paapa
Mba queen in your life
Owange yawangula
Owange yawangula
Ninga nga buuto mu nva
Z'osanukula nezileta akalosa
Nga emiwendo girinye
Gula ku muddala gwange sikuseere
Waliwo aŋŋambye nti oyitawo ng'ohutinga
Bwotuuka mumaso oparkinga
Oba yenze gwolinda aah nzijja
Gwe wange waama
King of my life
Beautiful paapa
Mba queen in your life
Owange yawangula
Owange yawangula
Owange owange owange
Owange owange owange
Owange owange yawangula
Owange owange owange
Owange owange owange
Owange owange yawangula
Yesse Oman Rafik
Route music yeah yeah eh yeahhh!