Mu Kati Lyrics by Vivian Tendo


Vivian Tendo
Nessim Pan Production

Leero waakiri ojje eno
N’amaaso gatunule eno
Bw’ontunuulira bwoti
N’ekyo ewange kya muwendo
Tewali lwotaba gentle
Baby baby my lover
Akasigiri bboogi
Leeta fire ozikize eno
Wamma, remote ginzigyeko
Mukwano nnanga, radio gyiveeko
Wamma, remote ginzigyeko
Mukwano nnanga, gwe radio gyibeeko

Nze wankuba n’odda ne mu kati
Wankuba n’odda ne mu kati
Nange wansomesa laavu
Nga wankuba n’odda ne mu kati
Wankuba n’odda ne mu kati
Wankuba n’odda ne mu kati
Teacher wansomesa laavu
Nga wankuba n’odda ne mu kati

Tugikolere meeting eno feeling
Kubanga wantolosanga nnyo mu boarding
Omukwano onnyambaza mungi nnyo mu fitting
Baby the more I love it
The more repeating
Wamma, remote ginzigyeko
Mukwano nnanga, radio gyiveeko
Wamma, remote ginzigyeko
Mukwano nnanga, gwe radio gyibeeko

Hale hale hale
Hale hale
Yule Yule Yule
Yule Yule
Hale hale hale
Hale hale
Yule Yule Yule
Yule Yule

Nze wankuba n’odda ne mu kati
Wankuba n’odda ne mu kati
Nange wansomesa laavu
Nga wankuba n’odda ne mu kati
Wankuba n’odda ne mu kati
Wankuba n’odda ne mu kati
Teacher wansomesa laavu
Nga wankuba n’odda ne mu kati x 2

Wamma, remote ginzigyeko
Mukwano nnanga, radio gyiveeko
Wamma, remote ginzigyeko
Mukwano nnanga, gwe radio gyibeeko
Tugikolere meeting eno feeling
Kubanga wantolosanga nnyo mu boarding

Yesse Oman Rafiki
Route Music
Oh yeah yeah